Слова

A Baza Baza young daddy (Ronnie) Immortal daddy Baby come whine fi di daddy Tokigeza kuzoleya ate Ebbala yakutte Bataze batidde Nabazze batudde bezinze Nze wama mwana gwe Kuva edda wenazze, mbadde nkulaba ontunulidde Tokitya ndi single sirina agamba Ba Ex bange bonna baffa Baby come over and squeeze me tighter Turn me left right side and center Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo Katalina mbulira wa gyosula Wabiyigirawa ebyo byokola Eyo engeri gyewenyogottola Nze enkyankalanya maama nyabo Wena onyirira nga ba model Ate maama wo yakuwa akawatto Ogonda nga atalya muwogo Buli wozina ne tugwa mu bikopo Kati nkwata nyo bekinyizze balumye Olwe ennugu enyingi, besoze Nze n'ebyokunywa nabiguze tuzine nga bwetunywa Nkwatte omunyigo ngu kese Katalina slow by slow, mpulira onyonyogera ne misuwa nagyo gyeleze Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo Kati nkwatanyo batunule Tubabuze ebigambo basirike Tubatamye ebbala bafulume Si ffe twabayise batuleke Nze mwana gwe ontunse ewala Ewalema okutuuka abalala Okumanya nga ontunse ewala Kyempulira kinemye okunyonyola Kati nyabo mpola mpola nze tomenya ekiwato Mazina ga squeeze si bya battle DJ omuziki akuba urban na local Beer katumunywe bottle ku bottle Tokitya ndi single sirina agamba Ba Ex bange bonna baffa Baby come over and squeeze me tighter Touch me left right side and center Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo Onina leero, wokutte wewo Onina leero Nyweza obugalo tobujjawo A Baza Baza young daddy (Nuuwa Management) Immortal daddy Baby come whine fi di daddy Tokigeza kuzoleya ate (Tokitya ndi single sirina agamba) (Ba Ex bange bonna baffa) (Baby come over and squeeze me tighter) (Touch me left right side and center)
Writer(s): Baza Baza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out