Слова

Yei yee Yei yee Mbulira oba Oli ready okukumenya Omutima Mbulira oba Oli ready okukumenya Omutima Naye nze tonyumiza tonyumiza Love Tonyumiza nze Naye nze tonyumiza tonyumiza Love Tonyumiza nze Love yafuuka betting Tomanya win tomanya loose Nakoowa ebintu bya dating Ahaa Aahaa Okujako ngo Ofunye Samaritan Nakuwa love mu return Naye ffe tugwa kuba terebaani Tonyumiza love Tonyumiza Nze Ffe love twajivako Love twajivako ffe love Twajivako Nemitima netujanjaba jawona Love twajivako Love twajivako ffe love Twajivako Nemitima netujanjaba jawona Gwenasembayo okudatinga Online Bulikiro yaberanga offline Akasimu nga nkolinga Yenga alwawo okupikinga Nze eyali amanyi nti tulizimba Paradise Mu love nafuka nga parasite Ebintu byaku tizinga Nakoowa okumisinga Love yafuuka betting Tomanya win tomanya loose Nakoowa ebintu bya dating Aahaa Aahaa Nze ewange najifuula optional Nakoowa okubeera emotional Ahaaaa Ahaaaa Nakoowa okubeera emotional Ffe love twajivako Love twajivako ffe love Twajivako Nemitima netujanjaba jawona! Love twajivako Love twajivako ffe love Twajivako Nemitima netujanjaba jawona! Nkubide mbarara wano Baby Nina ebinkutemu Akugamba bimukutemu Kumbe Alina amukutemu Bintu byaku tizinga Gwoyagala akufoolinga Nolumwa Bintu byaku tizinga aah Nsingako akivudemu Love yafuuka dice Board yasulika side Mpulira Nakoowa panic Sisobola kubeera nice
Writer(s): Mugerwa Eljean Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out