Lyrics

Like always I'm the queen of the area Sheebah, queen of this area Clyde Pro, in the area TNS, too in the area Lelele lelele, lelele lelele He-he-he-he-he-hey hey Wade olabye bangi Wade osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo Nkyimanyi olabye bangi Nkyimanyi osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo Sagala nakumanya yonna gyewayita Sagala nakumanya bona bewalaba Kyemanyi, abalala waabata Nenkwekwatira, kati sita Wonjagalira baby nga ompita Ng'ongamba, ky'oyagala totya Nz'akikwatamu, nz'akitabulamu Nz'eyakidamu, bali bakivamu Nz'alina enkizo, nz'alina e swagga Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm Nz'alina enkizo, nz'alina evako Nz'agaba e (yenze) Nz'agaba emeere ewoma Oh kyekyo baibe, kyekyo baibe Wade olabye bangi Wade osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo Nkyimanyi olabye bangi Nkyimanyi osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo Hey, sirikulekawo, nga bali bwebakulekawo Kyoka nga wakola nabo, oluvannyuma ate bo ne babulawo Abantu babi, ndibeera mwesigwa Era sililulunkana (obwesigwa) Siritambulira ku sente ndi tambulira ku friendship Byebyo ebintu byange Omanyi embeera zange, kintu tetuki-forcinga Ton-cheatinga, siku-cheatinga Hey nz'alina enkizo, nz'alina e swagga Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm Wade olabye bangi Wade osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo Nkyimanyi olabye bangi Nkyimanyi osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo Let's do it again and again Baby you know you do it right Mpulira bulungi when I hold you so tight Okuva lwe nakulaba I saw the light, dear Ab'ewaffe bakulinze Gwenagamba gwenanonya namusanze Ba ex bo zibasanze Kuba kati yegwe bazze wange-nge-nge Taata w'abaana bange-nge-nge Best friend wange-nge-nge Tuli kukitufu, tuli kukitufu kyekyo dear Eh nz'alina enkizo, nz'alina e swagga Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm Wade olabye bangi Wade osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo Nkyimanyi olabye bangi Nkyimanyi osanze bangi Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out