Lyrics

It's the queen of this area Kano bwekatabalwaze malaria TNS, Wani in the area Let's say, riddim mash it up Rise me up in the air like a glass of beer, turn me on Tekamu obubadiya tonva ku near yongeza gear, nkidamu One new I hear us, Kampala tujja kumwetika (sheebaholics) Kubanga tetwepika bya muuka (TNS) Okanyoma kali mitala wa mugga bw'okasemberera olubuto lwekyanga Anti ffe tubakolera amawulire Ne bagafulumya nga n'agamu si matayirire Anti, gamba muno atalaba nti the Queen teacher twamulabye mu cinema Nga mubi, ng'abadiribadda swag mama Byemulasana tebimukyoma Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin) Teyeetaaga bodyguard Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba Kisasi kimu, terera nkwase Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja Obudde tebuninda Kisasi kimu, terera nkwase Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper Obudde tebuninda Ntaganjula ebi wound by'emitima egyavunda Nga tegikyalumwa gyakowa Nsabatula buli agezaak'okunekiika, na kino ekimundu kyange Gyal soldier de, ka mpambane Akay soldier there, naye k'amanye Abanjekera, kabaswaluke Tebanfanana, ne webefera Abaseka ate baseka bonna twakowa, kyetuva twefeelinga Bebali basiba akatambaala babuka, kyebava ba tubifinga Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin) Teyeetaaga bodyguard Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba Kisasi kimu, terera nkwase Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja Obudde tebuninda Kisasi kimu, terera nkwase Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper Obudde tebuninda Everyting we ah do is a masterpiece Bakola ebya dikula, we no give no shit Competition far, bazukuse bave mu bikunta obudde bwayita Bano bano bano, mbabalula omu kw'omu Omulala alinyumizako kw'omu Me ah bad but siwagira mpisa mbi Kuba kabuvubuka tantawanya, wha yuh know wha me say Ffe tubakolera amawulire Ne bagafulumya nga n'agamu si matayirire Anti, gamba muno atalaba nti the Queen teacher twamulabye mu cinema Nga mubi, ng'abadiribadda swag mama Byemulasana tebimukyoma Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin) Teyeetaaga bodyguard (sheebaholics) Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba Kisasi kimu, terera nkwase (kati leero mbase) Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja Obudde tebuninda Kisasi kimu, terera nkwase (kati leero) Sirina budde bungi Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper Obudde tebuninda She-she sheebaholics, wah yuh say? Unh unh, kwata kisasi kimu TNS Wani Uh, I sign out Ra
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out