Music Video

Brian Lubega - NUNGAMYA [Official Lyric video]
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Brian Lubega
Brian Lubega
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Brian Lubega
Brian Lubega
Songwriter

Lyrics

Eno Ensi Nebigirimu bibye Emisingi gy'ensi Giri mu mikono gye Eno Ensi Nebigirimu bibye Emisingi gy'ensi Giri mu mikono gye Obwakabaka bwe tebukoma Nababulimu tebasalwa Banyumirwa buli Okukamala Kyova obawulira nga bayimba Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama Ensulo z'obulamu Ziri mulinnya lye N'essanyu lyabangi Olisanga mu Ye Atulamuza kisa Bwetusaba Natusonyiwa Bwetusobya Tuli baana be beyalokola Mukwagala okungi Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama Obwakabaka bwe tebukoma Nababulimu tebasalwa Banyumirwa buli Okukamala Kyova obawulira nga bayimba Atulamuza kisa Bwetusaba Natusonyiwa Bwetusobya Tuli baana be beyalokola Mukwagala okungi Obwakabaka bwe tebukoma Nababulimu tebasalwa Banyumirwa buli Okukamala Kyova obawulira nga bayimba Atulamuza kisa Bwetusaba Natusonyiwa Bwetusobya Tuli baana be beyalokola Mukwagala okungi Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama Wakitiibwa Wakitiibwa Wakitiibwa Oyo Mukama (Instrumental)
Writer(s): Charles Lubega Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out