Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Sheebah
Sheebah
Performer
Carol Nantogo
Carol Nantogo
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Sheebah
Sheebah
Songwriter
Carol Nantogo
Carol Nantogo
Songwriter

Lyrics

Intro Ng'olwanira ki Carol? Ng'oyomberaki Carol? Nga nwaniraki Sheebah? Ng'olwo nfa ki Sheebah? Baur, Arki, Sabula Bano abasajja tubalabukidde N'abakazi ebitaala bibazikiridde Kali ku buli akyanga mukwano Ntumire n'omwami wange Oli gwe njagala abitegeere Hullo, yenze gw'oyagala Akwagala atalikuyombera Hullo, yenze gw'oyagala Akwagala atalikulwanisa Saagala kulumya (saagala) Kye kimu saagala kunnumya Gwe manya ndi mu laavu Naye nno ssi lock Katusaabale obuvuyo team no semba Wano tulina okwenkana Omulala lwafunye muggyawe Ng'awera nkolokooto kutemaatema Nze nkugamba omusajja kwata Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale Buli kimu era kikyo Nze omusajja mukuuma naye Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 2 Gwe manya abasajja ( You know) Teriiyo atuukiridde atacheatinga Ndaba kisingako Nga ky'akola ky'okola ne mumarchinga Ono yakoowa okunyiiziira night and day Omusajja acheatinga day by day Gwe obalaba benkanankana leka naawe Toba ng'atannalaba Agamba nkooye nva mu meeting Ate ebadde private meeting N'owulira omutwe nga gukwetooloola Mwana wa maama osembera ki? Nze agoba laavu yange ku lwa meeting Manyirawo agenze mu cheating Nfunirawo omulala replacing Tuvuganye mu laavu competing Bwe mba nkwetaaga Ne by'oyita nabyo mbyetaaga Naye ate buli lw'obinnyima Olwo nfunirawo mangu shortcut Chorus Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 3 Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo Laavu y'ekito eyo gy�odingisa Ebyo by'onimbalimba ng'oyendayenda Nfunirawo omulala gwe mbaatisa Bw'opima, Ngobudde bukuyitako Oteranga n'odda ewaka babe Nga wotuukira Ompitirawo mu kisenge Ne nkuwa ku ka massage Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out