Lyrics

Nzikilibwa okusemberera Nzikiliza nkusemberere Nzikilibwa okutunulila Olikifananyi kyebatana sigga Katonda yowunda gwe ne yewunya Nzikilibwa okukwatako Aaah nedda tonfuna bubbi nze munno Nkwegomba nkulabamu abalongo Abalina amaaso nga'agago Aah aaah nwegomba nkwegomba Batutondela bakuntondela aah Nze'akusanila nzakusanila Nwegomba nkwegomba Nzikilibwa nkusemberere Buli wemberawo bukumi bwempulila Nzikilibwa nokuwuliliza Aaah,bwoyogeera zaabu yafuluma Buli lwoseka mirembe jyempulila Nyumilwa nyo ngompuliliza Yongera onsese nzeno nyumilwa Ogumwe nobutiti okumye omulilo Nzikilizibwa nokuba maama akaama Nkwegoma nkwegomba Bakuntondela nze bakuntondela Nze akusanila Nze'akusanila Nkwegoma nkwegomba Nze akusanila
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out