album cover
Musabe
1,263
World
Musabe was released on July 4, 2011 by Shotyme Music as a part of the album Oxygen
album cover
AlbumOxygen
Release DateJuly 4, 2011
LabelShotyme Music
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM75

Credits

PERFORMING ARTISTS
Aziz Azion
Aziz Azion
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Aziz Azion
Aziz Azion
Songwriter

Lyrics

(Ooh ooh ooh eh)
(Eh ih eeh)
Obulamu bunyiga
Nadala nga otambulira munsi y'okutya, eh-eh
Tewali kye wegasa
Anti buli kade oba mu kweralikirira, eh-eh
Togwamu suubi
Yade abakuwalana eyo, bangi
Bakwase ye gy'ali
Kasita ofuba okumwesiga, tali ku suula
(Njagala ogume, Katonda omusabe)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
(Njagala ogume, Katonda omusabe)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
N'abo bolaba bewesimisa, manya bayitako gy'oli (bayitako gy'oli)
Abo bolaba abali mu mirembe, babeerako nga gwe (babeerako nga gwe)
Kati fuba kimu ku mwesiga (oh-oh oh)
Ebikuluma anabiwumuza (oh-oh oh)
Akola ne byotasubiira, Mukama
Mukama mwekate
(Njagala ogume, Katonda omusabe)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
(Njagala ogume, Katonda omusabe)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
Nze wansumulula
Gye nali nasibibwa
Wanzijjukira Mukama
Abanwanisa, wabanswaliza
Wa nsitula Kabaka
Nakuyimbira-nga (gwewanzijjukira, Mukama)
Nakuyimusa-nga (gwe anwanira, entalo)
(Njagala ogume, Katonda omusabe) (ogume! Omusabe)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo) (oyo aliberawo oyo)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana) (bangi)
(Bakwase Mukama ojja ku malako) (Hmm yekka!)
(Njagala ogume, Katonda omusabe) (tomusuula!)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo) (oh-oh no, no, no)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana) (naye takowa)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
(Njagala ogume, Katonda omusabe) (ogume)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo) (omusabe)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana) (ng'olina)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
(Njagala ogume, Katonda omusabe) (Mukama yekka!)
(Mirembe n'ennaku oyo alibeerawo) (musabe)
(Yade ng'olina abalabe abakuwalana)
(Bakwase Mukama ojja ku malako)
Yatuwa obulamu
Mukama
Oh-oh oh mwesige
Yatuwa obulamu
Mukama
Hey yeah, yeah-yeah
Yatuwa obulamu
Mukama!
(Ooh)
Yatuwa obulamu
Mukama!
Byona byona biva gy'ali
Written by: Mukisa Aziz Azion
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...