Lyrics

Eeh eeh Oooh eeh Bw'okyuka oyinza okunzita Brian Beats Omukwano kirwadde kiruma Waliwo omuntu gw'olaba Ng'enjuba ne bweyaka okufa Nga ne bwe yewangamya Ali omu yekka Ogenda n'olaba Entalamule ezisiiba zeetala Nga ne bwe zeeyisa, tebikuyigula Omanyi olina omwana oh maama Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno Omutima guba guluma N'essaawa buli lw'ekoona Omukka oluusi gubula Nkusaba bambi tokyuka Bw'okyuka oyinza okunzita Tokyuka Omukwano kirwadde kiruma Bambi tokyuka Bw'okyuka oyinza okunzita Tokyuka aah Bino mbu omwavu wa kufa Nkulabamu ensi yange Ssi ku laavu gy'ondaga Ndyesanga mpangadde Olina gwe by'okola Tonnenya ssibikkuta Kabakiyite okwekoza Mpiika laavu yange Ka volume yongeza Tekamala gwe tumbula License zonna olina, nkwewadde Nze manyi nina omwana oh maama Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah Nkusaba bambi tokyuka Bw'okyuka oyinza okunzita Tokyuka Omukwano kirwadde kiruma Bambi tokyuka Bw'okyuka oyinza okunzita Tokyuka aah Baleke boogere bo bakoowe Gwe kanya kuseesa Ondi mungi mutwe laavu embunye Tosaana kukweka Babe bw'aba kumpi tewaba kye namba Daily I wanna be close to you my darling Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno Omutima guba guluma N'essaawa buli lw'ekoona Omukka oluusi gubula Nkusaba bambi tokyuka Bw'okyuka oyinza okunzita Tokyuka Omukwano kirwadde kiruma Nze manyi nina omwana Bw'okyuka oyinza okunzita Y'amanyi byonna ebyange ssikyetaaga aah
Writer(s): Betty Kukiriza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out