Lyrics

Slick Slick And Roja Nessim Pan Production Natera ng'otabulwa olw'abali abalala abansumbuwanga nga ntabulwa Naye gwe wanfukira edagala, Gw'akuba obuyiso obusiyirira ate nga bwadala Nebwongamba abalala, situnula walala silikyuka ate nfuke omulala Njakuba kajjiko nga sukaali tabula kachai kanoge kanoge Onkwasa ensonyi olimba Uh! naye buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba Just nebwokuba essimu mpunga aah, kyoka buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba aah baby, Leero afazaali nkiina onsuleyo akagambo Eeeh yeah eeh Ooh I Luv You Each and every other day, hurry up hurry up don't delay This is true love no games to play (to play) Singa kiliba nkub'awo kumpi, ngawoli wemba wemba Boy you got the magic i've never seen nalinga, nkunonya nga wambula Nebuuza lwendi kukwekula omponye agayaye agatagula Onkwasa ensonyi olimba Uh! naye buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba Just nebwokuba essimu mpunga aah, kyoka buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba aah Natera ng'otabulwa olw'abali abalala abansumbuwanga nga ntabulwa Boy you got the magic i've never seen, nalinga nkunonya nga wambula Nebuuza lwendi kukwekula, omponye agayaye agatagula Onkwasa ensonyi olimba Uh! naye buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba Just nebwokuba essimu mpunga aah, kyoka buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba Onkwasa ensonyi olimba Uh! naye buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba Just nebwokuba essimu mpunga aah, kyoka buli lwenkusisinkana Tolina Kyongamba aah INSTRUMENTAL
Writer(s): Lyto Boss, Slick Stuart Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out