Credits

PERFORMING ARTISTS
Avion King
Avion King
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Avion King
Avion King
Songwriter

Lyrics

Fe tuli mu strugle sex twamuvaamu
Era kati nsula bwoomu
Gwenjagara abeera mu ndabilwaamu
Mutima gukuba musaayi Love twagivaamu
Nze amanyi byeyambisaamu
Kumpi neddaru twaligwaako
Yee
Kati neyagara nzekka ,
Gwekiruma bambi genda eka
Kenayiga bwebebika
Nemugongo manyi bwebekuuta
Mwatulimba nyo abasooka
Mbu luli kwaali kwesiima
Naye kati ebintu byakyuuka
Emitima jakaluba love twaziika
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
Byaturema from the word GO,
Emitima jakubwa emiggo,
Bagitaagura okusinga engo,
Nze kati mbikiikira nsingo,
Bwendaba ebeyagara nti abo abo,
Byakugweera maziga ebyo ebyo
Nafuula love hater mubyokusaaga
Kasita byankeeta
Ate kibeera beter obutesipaata sikyagura data
Kubanga
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
Fe kati twadda mu strugle sex twamuvaamu
Me say no nebwonkwaatako
I do business ebyo sibifaako (ye)
Mutima gukuba musaayi gwemulimu gwaagwo
Ebya love twabivaako
Jukira neddaru twaligwaako
Kale me say nze nsura nzekka
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
Nzekka
Nga neyagra nzeka,
(my self and i)
Nzeka
Mwatu neyagara nzekka nzekka (Me myself and i)
The the the Amaizing
Avion music
Written by: Avion King
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...