Lyrics

Webale mukama Yeggwe onkuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Uhhhhh taata Webale kabaka Yeggwe ankuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Nawedemu okuwanka wanka Mbadde ndowooza sirina katonda wange onansonyiwa Mbadde ndowooza tondiiko Maze kulaba bandi abali mukuyaga yaga endwadde zibalide eeehhhh Nakokurya okukafuna nako kambirigo Kambirigo Obulamu busiinga ebyenfuna abasinga byetusaba taata Nsazeewo okukwebaza olwobulamu bwompadde Nze bwompadde Webale mukama Yeggwe onkuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Onsingira amakula go kunsi Uhhhhh taata Webale kabaka Yeggwe ankuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Yeggwe mukama Waliwo nolumu nze lwenkeera nenkaaba Nga ensi enfundilide Nga abenganda bazaawa nemikwano jandekawo Jandekawo Nentunulira ensi eno Buli omu anyigiriza nemwe Natuuka nokwetuga kumuguwa naye nga ebimalamu apaana Ebyo bya nsi Kyenva nkwebaza olwobulamu bwompadde Leero Kye kyobugaga kyenina Nze kyenina Webale mukama Yeggwe onkuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Onsingira amakula go kunsi Uhhhhh taata Webale kabaka Yeggwe ankuumye nga bwendi ontusiza wendi Webale mukama Yeggwe mukama Ebyo muwendo ebyo kunsi Sirina nze kyembifunamu taata Nga negwoyita naye akutega emisanvu mungatto Naye nga lwaaki Dala mukama yakuuma Akumira dala dala dala Mazima mukama gwe akuuma Dala mukama yakuuma Oba kuuma obakumira dala dala dala Mazima mukama gwe akuuma Yeggwe yeggwe akuuma Dala mukama yakuuma Yeggwe akuuma Mazima mukama yeggwe akuuma
Writer(s): Manson Kakooza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out