Lyrics

Mubede Baby ni mubede Baby ni mubede Mubede ku mubede Baby even if I, try to do another man to you I picture e-eh Nkuyimba nga Ka favourite song nga kavugira mu muzindaro Yeah! Nze waliwo ekintika Kinkubaganya omutima n'eno munda, eh-eh eh Bwe mba nga nkulowoza kuba ku'bwongo baby tonvako Nonya, nonya ekyo ekisinga Kye nj'okuwa, kyo nokuta kuba byonna gwe bisaana (hey) Era, Yenze abasinga Yenze ebipya, ate ebipya byonna byonna gwe bisaana (yeah) Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano (hmm) Omukwano togumima Nkuyita olusi baby ne wemima (hey) Baby tonkiina omukwano gulimu buno obulimba(yeah) Baby gonna love you so oh, everyday and more and more Turn up, turn up for me Turn up, turn up for me (yeah) Olwa leero nkulumba, hey yeah Nakubye n'ekikumba hey yeah Nze nvuuma n'okuvuuma, hey yeah oh-oh (yeah) Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano Hey! Baby oli mubede N'omukwano gwo mubede Come on, jangu nkubebe Mile na mile yeah-eh Nonya, nonya ekyo ekisinga Kye nj'okuwa, kyo nokuta kuba byonna gwe bisaana (hey) Era, Yenze abasinga Yenze ebipya, ate ebipya byonna byonna gwe bisaana (yeah) Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Nga nkusubwa nyo wano ku kido do, nyo wano Honey, honey Tomanyi gw'ekibawo Mba nkusubwa nyo wano ku kido-do-do, nyo wano Without you I depreciate, oh my baby mi without you I depreciate I perish Baby I perish (yeah)
Writer(s): Sempijja Emmanuel Kusasira, Priscilla Zawedde Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out