Lyrics

Chozen Blood Isma Pro Team No Sleep fire dis He came to her Gentle and polite Yenna yewoomereza Omukwano alina oguli natural Kumbe nga wa nnyondo Mubasibye nnyo obutambaala Mu-la, mu-la, mu laavu eno Ebintu byaffe boy Mu kweveera Bikirako enva nakati Mu kusalaasala zo ziwera Mu kufumba Mwattu zeveera Gwe bwojjira mu love story Aba mufu Bw'olaga ku waleti omukwano guzuukuka Alamuka Dem no care Who you are Where you from Money ting dem love Ayogeza ebirimi mu laavu Mugambe bya kyalo Ateekamu ensimbi ng'akwana Mugambe yes hullo Mu Kampala Atalina ssente Teyetaaya Eno Kampala Ebigambo tebigula mata Eeh nga bwekiri nti Inshah Allah Tezimba mizikiti N'ono ekiboozi tekimukolera Bw'ojja ne story Baby simanya story Ogwana kimu stop stop! Anti endabika yaabwe gaba maja Atalinaawo maja Talifumita kindaazi yes yes Yeteekamu alabike fit Gwe ate olye okuuliite Mu Kampala Atalina ssente Teyetaaya Eno Kampala Ebigambo tebigula mata Dem no care Who you are Where you from Money ting dem love Ayogeza ebirimi mu laavu Mugambe bya kyalo Ateekamu ensimbi ng'akwana Mugambe yes hullo Mu Kampala Atalina ssente Teyetaaya Eno Kampala Ebigambo tebigula mata He came to her Gentle and polite Yenna yewoomereza Omukwano alina oguli natural Kumbe nga wa nnyondo Gwe atalina ssente zigula ccupa Mbu ate olamuza mukwano! Bikusobera Gyobeera ebigambo bye bisasula gy'abeera Okwenyumya babe nasituka omubiri Era pack ku lubuto nina Laba nze eyakulira ku kidima Mu kulima Ndi muka asinga bali Ayogeza ebirimi mu laavu Mugambe bya kyalo Ateekamu ensimbi ng'akwana Mugambe yes hullo Mu Kampala Atalina ssente Teyetaaya Eno Kampala Ebigambo tebigula mata Ayogeza ebirimi mu laavu Mugambe bya kyalo Ateekamu ensimbi ng'akwana Mugambe yes hullo Mu Kampala Atalina ssente Teyetaaya Bw'ojja ne story Baby simanya story Ogwana kimu stop stop! Anti endabika yaabwe gaba maja
Writer(s): Chozen Blood Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out