Music Video
Music Video
Credits
PERFORMING ARTISTS
Zex BilangiLangi
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Zex BilangiLangi
Songwriter
Lyrics
BIKOMERA LYRICS
OWOO OH OWOO OH OH!
NESSIM pan production
OWOO oh OWOO oh oh!
Luli nakusanga nafuna nebintambula ng’ensolozoii
Nakulimba olwokutya nagamba nze John naye yenze BILANGI
Akwagala era onsuzza Nga sebasse Oh Baibe naye Baibe
Nsaba nkubulire nkwagala kuffa ffa ebyange byebibyo oh
Baibe bibyo twala leka mbere omwami Gwe mukyala….eeh
Olina ebirungi bingi tolina Kabi yadde
Ate olimu evirungi bingi buli omu akutunulidde
Gwe osulayo otya mbikomera obulungi bwo ojakujuzza amakomera
Mbutuffu osulayo otya mbikomera kubulungi bwo onjakujuzza amakomera..eeh
Engato zo tezintuka nandizifunye nemanya nkulinako Ekitundu
Obumwa bwo bunsanyusa lipstick yesimye abukomberera
Ear ring zekanasula nga zesimye ezikukuba Akaama
Necklace yo yenga enzita kubanga woli wenina okuba
Oh yah ndabye Yenga ndabye yenga nfunye ekyapa kino mumanya gange yeeeh!
Olina ebirungi bingi tolina Kabi yadde
Ate olimu evirungi bingi buli omu akutunulidde
Gwe osulayo otya mbikomera obulungi bwo ojakujuzza amakomera
Mbutuffu osulayo otya mbikomera kubulungi bwo onjakujuzza amakomera..eeh
Kimanye I need you baibe
OWOO oh oh OWOO oh oh
WOBA toliwo I miss you baibe
OWOO ooh oh OWOO oh oh
Gwe wange…
OWOO oh oh OWOO oh oh
Nkusaba kimu Gwe baibe
Eeeeh eh eeeeh eh eh
Towiliriza towuliiriza bano ekibakubya butawuliriiza
Butawuliriiza butawuliiriza bano ekibakubya kimu butawuliiriza
Olina ebirungi bingi tolina Kabi yadde
Ate olimu evirungi bingi buli omu akutunulidde
Gwe osulayo otya mbikomera obulungi bwo ojakujuzza amakomera
Mbutuffu osulayo otya mbikomera kubulungi bwo onjakujuzza amakomera..eeh
Written by: Zex BilangiLangi