Lyrics

Am sorry okuteeteeganya Naye nina kye nkugamba kitono nnyo Love, nze Acidic Vokoz Uganda The Lyrically Boy Ngya kutereera nze nga nkuwangudde N'omutima gwange ogumpadde Ne bw'oligenda wa ngya kwekuuma munnange Ppaka eggulu nga lyeggudde Obulungi bwo bulikuwanguza award Mu mpaka zino ez'obwa Miss Nga Anknown baby ondi munda mu heart You're driving me insane Nze nkubuulidde Muno mu mutima yeggwe mugole Abalala banneetegule Enkuba k'etonnye kagwake Baby I love you Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna Nkulinako crush Ngya kukiggamba era n'enkya bwe nkusanga Nkulinako crush Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza Nkulinako crush Nnyamba, nnyamba, nnyamba Nkulinako crush Yeah, omutima gwo nzigulira Nteekemu eno love gye nina Ojja kulaba combination Sitidde bali ne bwe bankyawa Nga ndi naawe Ejja kubeera holiday Ng'oli mu kifuba kyange Nga bwe nkugambye kanninde Yadde mmanyi ssigwanidde naye kanninde Obulungi bwo bulikuwanguza award Mu mpaka zino ez'obwa Miss Nga Anknown baby ondi munda mu heart You're driving me insane Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna Nkulinako crush Ngya kukiggamba era n'enkya bwe nkusanga Nkulinako crush Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza Nkulinako crush Nnyamba, nnyamba, nnyamba Nkulinako crush Ngya kutereera nze nga nkuwangudde N'omutima gwange ogumpadde Ne bw'oligenda wa ngya kwekuuma munnange Ppaka eggulu nga lyeggudde Obulungi bwo bulikuwanguza award Mu mpaka zino ez'obwa Miss Nga Anknown baby ondi munda mu heart You're driving me insane Nze nkubuulidde Muno mu mutima yeggwe mugole Abalala banneetegule Enkuba k'etonnye kagwake Baby I love you Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna Nkulinako crush Ngya kukiggamba era n'enkya bwe nkusanga Nkulinako crush Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza Nkulinako crush Nnyamba, nnyamba, nnyamba Nkulinako crush Xtreme Music
Writer(s): Mutwahilu Kakaire Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out