album cover
Abantu
21,896
Reggae
Abantu was released on January 23, 2023 by iamapass records as a part of the album Abantu - Single
album cover
Release DateJanuary 23, 2023
Labeliamapass records
LanguageEnglish
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM84

Music Video

Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
A Pass
A Pass
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Bagonza Alexander
Bagonza Alexander
Songwriter

Lyrics

Bwe weeyisa obulungi bakukozesa n'okoowa
Bakulinnyako nebakutuulako nga sofa
And your lover, takugamba that it's over
They just leave and go
Nga tafudeyo if it will hurt you
Wali lover, nga tokimanyi oli ne user
Walina pure intentions
Yalina poor intentions
Abantu babi yo oh
Tobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobi
Kuba biggwa bubi yo oh
Abantu babi yo oh
Tobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobi
Kuba biggwa bubi yo oh
Obwesigwa bwambula
Mwabunnyambula
N'ekiro seebaka
Nga ndowooza buli kimu kye mwankola
Njagala kuwummula
Naye ebirowoozo tebyebaka
So nsaba bakole ekifo
Ebirowoozo mbitwale babiggyemu
Nnumwa bwe ntunula eyo gyenvudde
Bangi babadde bammalira budde
Abantu babi yo oh
Tobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobi
Kuba biggwa bubi yo oh
Abantu babi yo oh
Tobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobi
Kuba biggwa bubi yo oh
Omukwano omulungi y'asinga
Naye abazibu be basinga okujja
Katonda y'eyasigaza ekyama
Omuntu omutuufu muzibu wassanga
Bwoba olina mukwano gwo
Mu bulungi ne mu bubi abeerawo
Oyo ye mukwano gwo
Tayambala kakookolo
Tuyita mu bakyamu
Bw'ofuna omutuufu oyiga okusiima
Mu kumanya mwemuli ekyama
Oyo mukwano gwo
N'oli mukwano gwo
Oyo si mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nnyo
Oyo mukwano gwo
N'oli mukwano gwo
Oyo si mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nnyo
Oyo mukwano gwo
N'oli mukwano gwo
Oyo si mukwano gwo
Naye ono mukwano gwo ate nnyo
Written by: Bagonza Alexander
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...