album cover

Obuntu Obwo

4,717Christian & Gospel2015
album cover
Obuntu Obwo was released on March 23, 2015 by Uganda Performing Right Society as a part of the album Ndi Kawoonawo
ReleasedMarch 23, 2015
LabelUganda Performing Right Society
BPM81
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Lyrics

Mmmh Obuntu obwo obutonono bwokola mukwano (obutonono bwokola) eeh
Obuntu obwo obutonono bwokola omulungi (obutonono bwokola) tegaba
mamotoka oba amayumba gano aga gololofa naye Obuntu obwo obutonono
bwokola bundaga mu mutima mwe ntula
Oooh wulila mwagalwa wange mmmh Obuntu Eki wangula omutima gwo
mwagalwa tebibera bingi.
Eki menya omutima gwo mwagalwa tebiba binene naye obuntu obwo
obutonono bwokola bwe bu vaako ensigo eliwangula omutima gwo mwagalwa
aah oba okumumenya.
Obuntu obwo obutonono bwogela paka mu mutima munda bangi twegomba nyo
okutukayo naye netutatukaa eeh obuntu obwo obutonono busumula nebwe
guba gunyize nyo obuntu obwo bwe busensera amagumba munda omutima
neguyiika
Written by: Judith Babirye

Shazam Footer

Select language:
Google Play Store
Apple App Store
Chrome Web Store
Galaxy Store

Follow Us

Loading...