album cover
Byowaba
album cover
Byowaba was released on March 28, 2023 by Gagamel International as a part of the album Byowaba - Single
ReleasedMarch 28, 2023
LabelGagamel International
BPM155
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Music Video

Music Video

Lyrics

[Chorus]
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah
[Verse 1]
She said she’s gone
Agendera dala obusungu bungi
Ansude mukateebe kakulajana
Antaganjula omutiima Nange
Yeah yi yeah
Mbuno tukite
Life ya bassajja yakumulumya
Nebikemo ebyo bingi nja kumwenenya
Ekintu ekikyamu kyandowoleza
Yeah yi yeah
[Verse 2]
Abassajja twalya ki
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Kumitimaa
[Chorus]
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
[Chorus]
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah
[Verse 3]
Yeggwe eyandukaluka omutiima noguyimbula
Kati no tonkyunya kyunya
Bino byoyuzayuza omutiima nogutaagula
Mukwano ogenda bintamya aah
Katino tonsikambula
Mbadde mugumu omukwano nenjiwayiwa ah
Ntuuse wenkigatira
Tokisengula mukwano ogenda kuntamya
[Verse 4]
Guno omukwano gwo
Otoolako butoozi newepimira
Guno omutiima gwo
Kyogugamba baby kyegugamba, ahh ahh
[Chorus]
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba, yeah yi yeah
[Verse 5]
She said she’s gone
Agendera dala obusungu bungi
Ansude mukateebe kakulajana
Antaganjula omutiima Nange, yeah yi yeah
Mbuno tukite
Life ya bassajja yakumulumya
Nebikemo ebyo bingi nja kumwenenya
Ekintu ekikyamu kyandowoleza, yeah yi yeah
Abassajja twalya ki
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Kumitimaa
[Chorus]
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba, yeah yi yeah
Written by: Moses Bebe Cool Ssali
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...