Lyrics

Mataala Eh, mataala wange (onjakira taala aah) Alien Skin (mataala) Aziz, Azinoonya (ewange gwe taala) Fit oli fitting (ofittinga) Mu fitting eno entuuka Feeling zino feeling Oh oh mukwano nkuyise mu meeting Bulijjo nkugamba (eeh eh) Gw'asingayo okubamba (ooh oh) Onyumira n'ekikumba (eeh eh) Oli muzibu okusanga (ooh oh) Mataala Onjakira taala aah Mataala Ewange gwe taala aah (olinga mataala) Mataala (mukwaka) Onjakira taala aah Mataala Ewange gwe taala aah Ah di nada day Tonnamba mbu tomorrow is anada day Ate kati, ebintu byatadde Ayi, eh gamba bwoti Ekitiibwa ky'obadde onoonya nze akirina Ebiwaani ebyakabi nze abirina Nakusuubiza okutwala okwanjula naye Ndikutwala Kamwokya, eh eh Nakoowa bano Tebamanyi mukwano Tebalina bya kkola just baagala ntalo Nengera biri, Nenengera bino Nentuuka okwebuuza oba tuli kuki wano, wano? Mataala Onjakira ttaala aah Mataala Ewange gwe taala aah Mataala Onjakira ttaala aah Mataala Ewange gwe taala aah (hmmm!) Namala natuuka gye ngenda Bantuzanga nnyo mu kasonda Nga nnindiririra ggwe eky'ebbeeyi Maaso glory bottle ya soda Kiri bubi, kiri bubi ewange kiri bubi Eno ndi bulala Njokya nga stove akasigiri Eh no mbalagala (owa owa) Wamma, wamma aah Ebizibu wabigonza Wamma, wamma aah Mwana gwe wabikyusa Wamma, wamma aah Ebikalubye nebigonda Wamma, wamma aah Bulijjo nkugamba (eeh eh) Gw'asingayo okubamba (ooh oh) Onyumira n'ekikumba (eeh eh) Oli muzibu okusanga (ooh oh)
Writer(s): Patrick Wamala Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out