Lyrics

Omwoyo (Omwoyo) Omwoyo, wuyo ayita mu kibina N'omukono gwe oguwonya (yesu!) Akute n'ekitala mu ngalo (uh!) Buli mulabewe amukankana (amukankana) Wanika emikono wagulu Omusabe akusumulule (akusumulule) Batimayo teyasirika Bweyawulira nti wuyo ayita Omwoyo! Omwoyo we (omwoyo) Ali wano kati (muwulira) Muwulira (muwulira!) Ali wano leero (omwoyo omwoyo omwoyo omwoyo) Omwoyo we (omwoyo) Ali wano kati (ali wano, kati) Muwulira (muwulira!) Ali wano leero (eh) Batimayo teyasirika (teyasirika) Bweyawulira nti Yesu ayita Gasajja gamugamba asirike (eh) Tebatimayo, teyasirika Nti Yesu Katonda wange (Katonda wange!) Mwana wa Daudi onsaasire Yesu akoola ebyewunyo (you're by far) Nva wano nga nange ndabba (nsaasira nsaasira) Omwoyo! Omwoyo we (omwoyo) Ali, wano, kati (muwulira) Muwulira (muwulira!) Ali, wano, leero (nze muwulira, nzemuwulira wano!) (Hey yeah eh eh) Muwulira, nze! Ooh Omwoyo Omwoyo, wuyo ayita mu kibina (hmm) Gwe omulwadde kwata ewakuluma ah (kwata!) Tuwanike emikono wagulu Omwoyo, omutukuvu (waali) Ani awulira empewo mu kibina? (Empewo) Omuliro ate abamu enkuba (eeh) Mpulira enkuba, abalwadde muwona Weleza enkuba etunazenazze ffena Omwoyo! Omwoyo we (abalwadde muwonye) Ali, wano, kati (ali wano) Muwulira (muwulira muwulira!) Ali, wano, leero (muwulira wano, hey eh-eh) (Wanika emikono) Omwoyo we (waali) Ali, wano, kati (Mpulira enkuba, bakunazze) Muwulira (bakunazze, nsaba otunazze) Ali, wano, leero (wano, leero!) Omwoyo
Writer(s): Pastor Wilson Bugembe, Wilson Bugembe Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out