Credits

PERFORMING ARTISTS
Brian Weiyz
Brian Weiyz
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Brian Kaganda
Brian Kaganda
Songwriter

Lyrics

YAAYE ft HATIM & DOKEY Lyrics
INTRO
I no mind, ah get my mind, I feel no pain, ah mind my mind you know x2
Mesh pan... Brian Weiyz
Happy African puff puff pass.
Muje tubaale abakola nebilila kuzabwe
Happy African, Brian Weiyz yeah.. Show time…
VERSE 1
Omukisa mpewo bulikimu nga kilamu kisa mpewo, (deal done) kitegeza obulamu mpewo gwe’bayita omugenzi kyabulamu mpewo. Mbasabila Kasente munsawo abasula nabakera enyo mumpewo osanga oli nga lokyafu nayenga ensonga yekowa embela yo bwavu (money) Nakimanya obulamu lotto, kwekukyanga dice gwe angeya kola ogwo
YIMBA..!!
CHORUS x2
Atazikutte yagamba yaye
Yagamba yaaaye
Yagamba yaaye
Yagamba yaaye
VERSE 2
Atamukutte yamgamba nti wutula embatta eyawule obugela, ogwaka gwe ba sesa tolinda muntu kugwa ofuke omunene, abamu baba mukusaga owa taxi okulamula footballer, mbu abela yetegga basajja olwokuba alina akawato kanyola
Omuntu ngayakola sente ne ku birthday omusanga ya sente… nga yamazza okusereka enju ye kitende nomusingi gwakalina bagusimye e’kawempe, manyi ekivundu kimu ekitawunya nomugaga atanaba akuba akuwuna… omugambo abatokomosi nebatandika alina okuba nga yagula amayembe…
CHORUS x2
Atazikutte yagamba yaye
Yagamba yaaaye
Yagamba yaaye
Yagamba yaaye
BRIDGEx2
I know mind ah get my mind I feel no pain, ah mind my mind you know
Muje tubaale abakola nebilila kuzabwe
Gwe atte munaye abakola nebakola nga bakola byebakola
CHORUS x2
Atazikutte yagamba yaye
Yagamba yaaaye
Yagamba yaaye
Yagamba yaaye
ALTRO X2
Yaaye yaaaye yaaye
Yagamba yaaye
Written by: Brian Kaganda
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...