Music Video

Sikyeguya By Biswanka ft John Blaq (2024 music)
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Biswanka
Biswanka
Performer
John Blaq
John Blaq
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Biswanka
Biswanka
Songwriter
John Blaq
John Blaq
Songwriter

Lyrics

A solitaire Shid beats mixed beats on the beat Biswanka aah John Blaq African bwoy bwoy Ayabass Era yee abo ba killer Wamma Better late than never akereye Akira asudde ogwanagamba Nsazewo nkugambe okimanye mukwano nti bantwala Wenali omwavu wambadala nzifunye nze sikyeguya Kati wuuyo onekubako Ndeka nebaddereko Nzeno jjendi bambikako Ahhh Zikusooka nezitakuva mabega Balugera abaganda Nze sikyalajanira mata gayise Ewuwo tombalanga Yadde luli. wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Beera nabo abakusigula abukusuuta suuta nobugambo Beera nabo abakusigula abakugamba ogalewo omulyango Sitani yakukema nonelabira Plan zaffer zona zona noziyiwa Mukwano gwetwali tulina ogwali gunyuma Bwotyo wasalawo ozikize emisubbawa Kati otaawa bwotyo wewandekaanga mubitaala Yyee Wali ompita kataala mpaka wenafunayo ankuba ekiddaala Bwekiba kisoboka tondootanga Kubanga wondoota era nkumanya Bwekiba kisoboka todda nga Kubanga namala okulabako ajja kwekanga Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba ononzirira Naye nze sikyeguya Better late than never akereye Akira asudde ogwanagamba Nsazewo nkugambe okimanye mukwano nti bantwala Ex ndeka nsaba kirume N'omutima gukulume nkusabye ndeka You will never see me again Ewuwo tombalanga Wamma Zikusooka nezitakuva mabega Balugera abaganda Nze sikyalajanira mata gayise Ewuwo tombalanga Yadde muli wagamba onozirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba onozirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba onozirira Naye nze sikyeguya Yadde luli wagamba onozirira Naye nze sikyeguya
Writer(s): Biswanka Derrick Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out