album cover
Tewebaka
album cover
Tewebaka was released on March 6, 2024 by Mwendo Records as a part of the album Ye Ndi - Single
ReleasedMarch 6, 2024
LabelMwendo Records
LanguageEnglish
BPM69
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Music Video

Music Video

Lyrics

Mukama abalabe beyongedde
Abagolokoka okunnumba gyendi nga baanji
Mbawulila boogera ku meeme yange
Nti talina buyambi Mukatonda banteeze
Naye gwe Mukama oli ngabo yange
Ekitiibwa kyange ayimiriza omutwe gwange
N'edoboozi lyange nkowoola gwe Katonda wange
Anziramu okuva kulusozi lwe olutukuvu
Nagalamira neneebaka
Nenzukuka kuba
Gwe ankuuma tewebaka
Tobongoota
Tewebaka, tobongoota, tewebaka
Taata okutya kunsemberedde
Abanjiganya okunemesa nga banji
Mbawulila baduula bansekerera buli lukya
Nti talina buyambi mu Katonda banyoomye
Naye gwe Mukama oli ngabo yange
Ekitiibwa kyange ayimiriza omutwe gwange
N'edoboozi lyange nkowoola gwe Katonda wange
Anziramu okuva kulusozi lwe olutukuvu
Nagalamira neneebaka
Nenzukuka kuba
Gwe ankuuma tewebaka
Tobongoota
Nagalamila neneebaka
Nenzukuka kuba
Gwe ankuuma tewebaka
Tobongoota
Tewebaka, tobongoota, tewebakaa, tobongoota
Written by: Rowenah Birungi
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...