album cover
Easy
1
Hip-Hop/Rap
Easy was released on February 28, 2025 by Saga bullet as a part of the album Easy - Single
album cover
Release DateFebruary 28, 2025
LabelSaga bullet
LanguageEnglish
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM100

Music Video

Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Saga Bullet
Saga Bullet
Accordion
COMPOSITION & LYRICS
Ssekibuule Samuel
Ssekibuule Samuel
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Ssekibuule Samuel
Ssekibuule Samuel
Producer

Lyrics

Ehhe ehhe aah
Oba eno mic eli clear he
Saga bullet hi
Paul swag bawedde po..pooaa.
Gwe, nze atampalana simuwalana boi
Atanuguna era simunuguna guy
Silina nyo naye ninamu ku dai
Kyovolaba olumu nesamu ebyebeyi
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Yenze bali abaana,"abatafaayo"
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Naye jangu mpola kuba bwoduma,"nkusalayo"
Kyolina omanya nze sagala manya
Nensonga lwaki sagala manya
Lwansonga nebinji byensinga okumanya
Byebindetera olowooza nti sagala manya aahh
Ndi mulungi ekyo nkimanyi mwana
Nsikiliza amanyi natamanyi kukwana
Kale era sigaana gwe asobola kwana
Naye nga muli okimanyi,"nti sagala manya aahh
Ex, taxi nabivaako
Ebyokunyiganyiiga nabivaako
Kagube mutima sikyamenyeka mutima
Mwemuweyo emitima,"nze mpaayo magulu"
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Yenze bali abaana,"abatafaayo"
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Naye jangu mpola kuba bwoduma,"nkusalayo"
Yoo, nze gwolaba yenze muganda wa Idd Amin
Yenze eyatekawo amateeka agafuga eddini
Ndi munyivu nyo no lwakwesesa na satani
Mbikako ku mbeera zange nfitinge ne mijjini
Sente zo nzilina nyingi lwakusiwuuka
Abansaba ekizibamya mujja mu baluuka
Temufa ku ntuuyo zaffe mujja musatuka
Munjagala nina ki wembulwa ate mwekweka
Nobatunulira.......
Naye nze,
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Yenze bali abaana,"abatafaayo"
Ndi Easy ndi Easy, "silina buzibu"
Sipapila tompapila,"silina buzibu"
Ndi Easy ndi Easy,"silina buzibu"
Naye jangu mpola kuba bwoduma,"nkusalayo"
Ex,tax nabivaako
Ebyokunyiganyiiga nabivaako
Kagube mutima sikyamenyeka mutima
Mwemuweyo emitima,"nze mpaayo magulu"
Saga bullet yenze.
Written by: Ssekibuule Samuel
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...