album cover
Omubiri
240
African
Omubiri was released on March 28, 2025 by Afron Touch Promotions as a part of the album Bobi Wine Alangirirwe - EP
album cover
Release DateMarch 28, 2025
LabelAfron Touch Promotions
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM120

Music Video

Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Walusimbi Muzibe
Walusimbi Muzibe
Lead Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Sadam Walusimbi
Sadam Walusimbi
Songwriter

Lyrics

Buli omu attention kambakube omubimba walayi
Enakuyo jibikeko tuyingire ekyombo ky\'omudigido
Abasomye mwebale ngoteredde oli mu class
Nebano babulire nti azze ajjanjaba stress
Ate sibyakwesoma mukintu kino ndi wa nsasage
Era kati nze ndumira akakiiko akabbali ba sente
Yee lumya akuwalana ng\'ebirungi obiriisa maaso
N\'olumya abantubo tobatute kusanyuka
Nga nokulya ku kkava akalungi omutima gukwesika
So nga Ensi tekungulwa omubiri nyama yawalumbe
Nga mulamu gusanyuse sikirungi kwekuba njawulo
Bujja kukya bakwasamye bakukake okumira kasoda nga amanyo gesiba
Nze kanzirye zimenya okola
Omubiri nyama y\'aWalumbe nga mulamu gusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo
Nze kanzirye zimenya okola
Omubiri nyama ya\'Walumbe nga mulamu ggusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo...
Ebitwemazamu byonna mpewo
Omubiri nyama y\'aWalumbe nga mulamu gusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo
Webaze Katonda wo, olwokukumiira obulamu
Gwe bameka ababula Nga bali eyo emanga ku lukuusi
Mikwano gyo bwe mwasoma Abalina obwongo mu class ngamagezi gga beseera
Nga lulidde bakenkufu bba leverand ne baMashekha Gwe nebw\'obaojjeyita ye
olabba lwalya Bujjagali
Lulidde bba Kardinal banamajje abalina zi rank atowa order nekola
Gula engoye yambala Oba kampi kekakunyumidde
Gwe Sabula tambula
Abogera banayogerera eyo
Abogezi bwe basama otambule mu ngeri yo balumya opapaze entwingiri
Gwekirumye agende kumunyanya
Sabula enkondo yo
Otambule nga ba slay queen
Nebw\'oba wa mbugubugu
E swag teririko myaka
Enkoko ziwalane zirye ebisambi ebisingosingo
Nebiwawatiro bwezikulaba zidduke misinde
Ne kumbuzi bwe gutyo
Lya enyama okombe nekatimba
Abaana bo bawe balye sikirungi kwekuba njawulo
Bujja kukya bakwasamye
Bakukake okumira ka soda
Nga amanyo gesiba
Jiribeera miranga gye nyini
Obwaana bwo nga buli mu diiro
Bukuyita Taata nga osirise tokya buwuuna
Karibeera kaseera ka Nakku
mikwano gyo nga jiri mu diiro
Jjikuyita tonyega ng\'osirise tokya bawuuna
Karibeera kaseera kanakku
Nga bakuwa ottuta ku kajjiko
Nga amanyo gessiba
Nze kanzirye zimenya okola
Omubiri nyama y\'aWalumbe nga mulamu gusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo
Nze kanzirye zimenya okola
Omubiri nyama ya\'Walumbe nga mulamu ggusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo...
Ebitwemazamu byonna mpewo
Omubiri nyama y\'aWalumbe nga mulamu gusanyuse
Sikirungi kwekuba njawulo
Lyanga ntuuyo zzo
Yadde nga nkuwagira okutereka
Naye omusika teyebaza olunaku lw\'oliffa
Olulimala okukusa mu kkesi
Bbaligabana ebintu byo
Babitunda ne bevuga bazibu nyo batunda namalaalo
Mubiraba mu mawulire
Mukyala wo bwe mwatoba bayinza okumugoba mu nyumba
Bamume n\'omugabo gwe
Gwe ojjira omulisa omunyebwa
Eno Ensi tekungulwa erumya werumiza
Kubanga toligenda na lwabiri
Kati mu ntaana oligulamu ki
Gwe yingini gwe akola
Naye ebirungi obirisa maaso
Labba wenna okanduuse
Olinga gwe batuma sente
Walusimbi mwampona sibakuba muzibe wa maso
Nze singa nkyekola
Bujja kukya bakwasamye bakukakke okumira ka soda
Ng\'amanyo gesiba
Jiribeera miranga gye nyini
Obwana bwo nga buli mu diiro
Bakuyita Taata
Ng\'osirise tokyabawuuna
Kalibeera kaseera ka mikwano gyo nga jjiri mu diiro
Jjikuyita tonyega ng\'osirise tokya bawuuna
Kalibeera kaseera ka nakku nga bakuwa amatta ku kajjiko
Nga amanyo gesiba.
 
Nze kanzirye zimenya okola omubiri nyama ya walumbe
Nga mulamu gusanyuse sikirungi kwekuba njawulo
Nze kanzirye zimenya okola omubiri nyama walumbe
Nga mulamu gusanyuse sikirungi kwekuba njawulo.
Written by: Sadam Walusimbi
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...