album cover
Gwoono
70
African
Gwoono was released on May 17, 2025 by LEED MEDIA as a part of the album Gwoono - Single
album cover
Release DateMay 17, 2025
LabelLEED MEDIA
LanguageEnglish
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM97

Credits

PERFORMING ARTISTS
Olisha M
Olisha M
Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Nince Henry
Nince Henry
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Brian Beats
Brian Beats
Producer

Lyrics

Nkulaba wetunulira dear, wanyumidde ekyambalo
Ekyo teli atakilaba kale, ssi kubulungi bwolina
Amaaso gasinga nenjuba, kale banange wayase
Ssi ku ka mascara ka Dior, kewagula ebunayiira
Abakwegomba betala beyisa nekumeeza joliko
Omukolo gwo wagunyumidde naye ssi gugwo
Ogwaleero gwoono, gwoono (Gwe wadde walunjiwa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Banaye nebwoyambala
Ogwaleero gwoono, gwoono (Ela nebwonyuma okufa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Olunaku lwoono)
Ono omwana yetegekera, mune yamweterekera
Omutima yagumukwasa nti twaala (twaala)
Kadaali amanyumidde okufa (Aloola nga bwasagambiza)
Omwana abimuwadde byona abitwaale
Yenna atonya tonya cooling, buli lwakyuusa ku pose
Nolaba omuchuuzi, oli omwana muka
Kati munaye wetale, weyise kyoyagala bakuwe
Gwomukolo wagunyumidde naye ssi gugwo
Ogwaleero gwoono, gwoono (Gwe wadde walunjiwa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Banaye nebwoyambala
Ogwaleero gwoono, gwoono (Ela nebwonyuma okufa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Olunaku lwoono)
Wama gwe loola buloozi amaaso gabe nga agali mu glass
Bali baveeko abo, tomegga noluma
Oyakayaka abakulengera bagamba lengera kikyo
Ekyana kikyo okunyirira tekisooka kwekaka
Akawoowo ko gwoyitako muleke ayiise monalisa
Wenna owunya nga ba celeb, kyoka walunjiwa
Luno lunaku lulwe abange mugamba mutya (Olunaku lwoono)
Nkitegedde ate abeeno oludda mugamba mutya (Olunaku lwoono)
Ah ah siwulidde ate mwe mugamba mutya (Olunaku lwoono)
Gano mazima kyenekakasa awakana ajja kutya (Olunaku lwoono)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Gwe wadde walunjiwa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Banaye nebwoyambala
Ogwaleero gwoono, gwoono (Ela nebwonyuma okufa)
Ogwaleero gwoono, gwoono (Olunaku lwoono)
Written by: Nince Henry
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...