album cover
Masuuka
25,173
Alternative
Masuuka was released on November 16, 2018 by LJ Music as a part of the album Special
album cover
AlbumSpecial
Release DateNovember 16, 2018
LabelLJ Music
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM87

Credits

PERFORMING ARTISTS
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Nabawanuka Lydia
Nabawanuka Lydia
Songwriter

Lyrics

Hey ey
Laba laba obudde bwe bugenze
Obudde buwungeera ah ah
Nze akwagala gyendi eno
Hmm
Nkutegekedde ebiwooma
By'oyagala byonna mbimanyi
Mu Luzungu ne mu Luganda
Baibe
Nsasiidde abakuswama
Abatakimanyi nti oli muntu wange
Ba champion abakusamba
Tuli bangi
Tuli bangi abakwegomba
Bangi abakozesa programme
Nze omanyi gy'onsanga ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka
Mukwano ne bwetulwana
Mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe
Ekitiibwa ne tukikuuma
Wansuula
Wansuula dda mu kitimba
Onfulowingiramu nga musaayi
Mu mutima ne mu magumba
Sweetie
Neebaza abakukuuma
Wessiri nebakuwooyawooya
N'eKatonda eyakutonda
Ntegese ebimuli
Ntegese ebimuli tujubilatinge
Darlin' wange
Lwe lunaku lwe twesanga
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Wasanga bangi
Walimbwa bangi
Wasalawo kubeera wange
Nga bakuyisaamu amaaso
Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi
Naganzako be naganzako
Mu biseera by'obuteeteeyi
Nga bampisaamu amaaso oh
Ng'omukwano gwange gravy
Wasanga bangi
Walimbwa bangi
Wasalawo kubeera wange
Nga bakuyisaamu amaaso
Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Mukwano gwe masuuka ah
Ow'omukwano gw'onebasa ah ah
Laba laba obudde bwe bugenze
Obudde buwungeera
Nze akwagala gyendi eno
Written by: Nabawanuka Lydia
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...