album cover
Kanjatule
32
Music
Kanjatule was released on February 6, 2026 by Sama Sojah as a part of the album Abatabaazi
album cover
Release DateFebruary 6, 2026
LabelSama Sojah
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM

Music Video

Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Sama Sojah
Sama Sojah
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Waiswa Ivan Tonny
Waiswa Ivan Tonny
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Sama Sojah
Sama Sojah
Producer

Lyrics

INTRODUCTION
Yoh Proklaym You know,
Sama Sojah [ah Di senator]
Jamz house music woh ooh….
Wali oyagaddeko omumtu?
Nga nebwakunyiiza tekikuteganya!
Wali oyagaddeko omuntu?
VERSE 1
Love esukkawo ne kweebyo byendowooza,
Wansesebbula kibooko ninga ssefolooza,
Buli lwenkulaba obwongo nensolooza,
Wampambako amatwaale n’ogafuga maama.
Sirina mulala [yeggwe]
Nninga muyala [Nzikusa aah]
Simanyi kubala, singa olwaakulabako ebigambo nembimalayo byonna.
CHORUS
Kanjatule leero…….
Ensonga ojisootinge
[leka tugyisalire amagezi love]
Kanjatule leero…….
Ensonga ojisootinge eeeeeh….
[Yeah eeeh…]
VERSE 2
Nebwombuuza, abalunji benkuze ndaba abo ssibajjukira.
Nebwempulira, akuwaana bw’otunula ekyo tekinsanyusa aaah….
Akasiisi k’omukwaano kannuma nnyabo oooh…
Kannumira ggwe dear,
Akasiisi Kanzita nnyabo ooooh…
[hahaha..haha]
Sirina mulala [yeggwe]
Nninga muyala [Nzikusa aah]
Simanyi kubala, singa olwaakulabako ebigambo nembimalayo byonna.
CHORUS
VERSE 3
Hehehe….
[Pa..ka…Tu..tu..pa..ka..tu..tu..pa..ka..tu..pah..]x4
Ah kuba nkimanyi owoomerwa reggae…
Kko nze kankuyimbire akayimba Ka reggae eh…
[Pa..ka…Tu..tu..pa..ka..tu..tu..pa..ka..tu..pah..]x2
[Wali oyagaddeko omuntu]x2
CHORUS to the end
Written by: Waiswa Ivan Tonny
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...