album cover
Byakyalo
2,275
African
Byakyalo was released on May 8, 2022 by Chozen Blood as a part of the album Byakyalo - Single
album cover
Release DateMay 8, 2022
LabelChozen Blood
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM100

Music Video

Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Chozen Blood
Chozen Blood
12-String Acoustic Guitar
COMPOSITION & LYRICS
Patric Musasizi
Patric Musasizi
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
ISMA PRO
ISMA PRO
Producer

Lyrics

Chozen Blood
Isma Pro
Team No Sleep fire dis
He came to her
Gentle and polite
Yenna yewoomereza
Omukwano alina oguli natural
Kumbe nga wa nnyondo
Mubasibye nnyo obutambaala
Mu-la, mu-la, mu laavu eno
Ebintu byaffe boy
Mu kweveera
Bikirako enva nakati
Mu kusalaasala zo ziwera
Mu kufumba
Mwattu zeveera
Gwe bwojjira mu love story
Aba mufu
Bw’olaga ku waleti omukwano guzuukuka
Alamuka
Dem no care
Who you are
Where you from
Money ting dem love
Ayogeza ebirimi mu laavu
Mugambe bya kyalo
Ateekamu ensimbi ng’akwana
Mugambe yes hullo
Mu Kampala
Atalina ssente
Teyetaaya
Eno Kampala
Ebigambo tebigula mata
Eeh nga bwekiri nti Inshah Allah
Tezimba mizikiti
N’ono ekiboozi tekimukolera
Bw’ojja ne story
Baby simanya story
Ogwana kimu stop stop!
Anti endabika yaabwe gaba maja
Atalinaawo maja
Talifumita kindaazi yes yes
Yeteekamu alabike fit
Gwe ate olye okuuliite
Mu Kampala
Atalina ssente
Teyetaaya
Eno Kampala
Ebigambo tebigula mata
Dem no care
Who you are
Where you from
Money ting dem love
He came to her
Gentle and polite
Yenna yewoomereza
Omukwano alina oguli natural
Kumbe nga wa nnyondo
Gwe atalina ssente zigula ccupa
Mbu ate olamuza mukwano!
Bikusobera
Gyobeera ebigambo bye bisasula gy’abeera
Okwenyumya babe nasituka omubiri
Era pack ku lubuto nina
Laba nze eyakulira ku kidima
Mu kulima
Ndi muka asinga bali
Bw’ojja ne story
Baby simanya story
Ogwana kimu stop stop!
Anti endabika yaabwe gaba maja
Written by: Musasizi Patric
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...