Lyrics

Bwemba nawe, ebigambo mbiraba, naye omumwa gwesiba kwa kwa kwa Bwoba okiraba, ki tonyamba! Nze ananagira Ne bwesifuna tulo Mba ndowoza engeri gyendi gamba, okimanye Nti nnanaagira buli bwemba nawe Nnanagira buli bwemba nawe Nnanagira buli bwemba nawe Oh oh-oh oh, oh oh-oh oh Hmm, bwemaba nawe mba nga ki-baby Olwo ebigambo byontamatama Simanyi oba nsobola, obuteswaza Nga njogera ebitaja Ne bwesifuna tulo Mba ndowoza engeri gyendi gamba, okimanye Nti nnanaagira buli bwemba nawe Nnanagira buli bwemba nawe Nze nnanagira buli bwemba nawe Oh oh-oh oh, oh oh-oh oh Oh oh-oh oh Njagala mbere nawe Misana na kiro, baby Njagala mbere nawe (eh, eh) Na-oh Njagala mbere nawe (eh) Misana na kiro, baby Njagala mbere nawe (hmm, na, oh-oh nawe) Nawe, nawe oh love Lo-love Mm du-bu bububu Njagala mbere nawe (uh! Omanyi kyengamba nawe) Nnanaagira buli bwemba nawe (na-na-na-na-na-na nandibade nawe) Nnanaagira buli bwemba nawe (obulungibwo buzitoya olulimi lwange) Nnanaagira buli bwemba nawe (na-na-na-na-na-na nandibade nawe) Nnanaagira buli bwemba nawe Obulungibwo bunafuya olulimi lwange Nnanaagira buli bwemba nawe (bwoba okiraba ki tonyamba!) Nnanaagira buli bwemba nawe (oh baby) Nnanaagira buli bwenba nawe (simanyi oba nsobola obuteswaza) Nnanaagira buli bwenba nawe (oh baby) Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe) Misana na kiro baby (njagala mbere nawe) Njagala mbere nawe (oh yeah, oh yeah, baby) Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe) Misana na kiro, baby (njagala mbere nawe) Njagala mbere nawe Njagala mbere nawe Misana na kiro, baby Njagala mbere nawe (njagala mbere nawe) Hey yeah
Writer(s): Maurice Kirya Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out