album cover
Muyaaye
album cover
Muyaaye was released on May 10, 2026 by Dr. Koyikoyi as a part of the album Muyaaye - Single
May 10, 2026
LabelDr. Koyikoyi
BPM103
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Music Video

Music Video

Lyrics

Bidi bidi bidi
Bidi bidi Bai
Dr.Koyikoyi
Erio X
Bidi bidi bidi
Bidi Shiddy beats
Never judge a book by its cover
Gwe
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
(Gwe)
Tweewe kukitiibwa bataayi
Omuntu omukulu yesalirawo kuki kyaali
Bling bling dreads ne tattoo byemutya
Munjulira eyo abazigu bangi mu masuuti
So omuze tegukweramba
Guba mubwongobwo
Wolokoso wakiffakka ah ah
Mbu kati oyo rasta olowooza
Ssente azijjawa
Omulabirawo mufere omubbi kondo
Ebulaaya bisiyaga byebyamutwalayo
Museegu n'amaaso gamuli mungalo
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
(Gwe)
Wefuula awabula nga wekazanga
Okweeka ennugu kumutima wesesanga
N'abakyala bakooye okubageyanga
Okukunama kibi era bakyewalanga
Jjawo amaalo sikipya okweyerusanga
Abikolera musajjaweee ehh
Obwamalaaya tebupimirwa kunnyambala
Ssente mwagula omwenge
Kyi zikuluma nnyo
Yekolako nanyuma nga owoza musege nnyo
Okukola kyayagala ddembe choice ye
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
(Listen to dis gwe)
It's your life you got to live it your own way
If you got money enjoy it be happy
Babylon talk buh yuh nah care what dem say
Be inna de party moods
It's a big tune we burn dem
Bounce gals don't stop do de dance
It's all about style en' fashion ehh
Mbu yeraga kyi tumulaba akozze aweddeyo
Mubyamasanyu gyakyakalira yalwalirayo
Yaggwaamu ssenteze abakazi bazirya nnyo
Okugula akamotoka nga yewanise nnyo
Bwebalaba designer bagamba
(A one Doctor Koyikoyi)
Bekengera abarasta mbu babbi
(Erio X)
Omudigize bwanyumirwa omuziki
(Shiddy beats)
Lwaki sigala ne shisha babiyita njaaye
(Back off me yut and mind your business)
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
Bwebalaba designer bagamba
Muyaaye
Bekengera abarasta mbu babbi
Bayaaye
Omudigize bwanyumirwa omuziki
Mbu muyaaye
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
Bwebalaba designer bagamba
(Ssi bayaaye)
Bekengera abarasta mbu babbi
(Ssi bayaaye)
Omudigize bwanyumirwa omuziki
(Ssi bayaaye)
Lwaki sigala ne shisha
Babiyita njaaye
(Ssi bayaaye)
(Ssi bayaaye)
(Swagga lye)
(Musota bagambe)
Written by: Sseruwagi Deogratias
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...