album cover
Nabakyala (Acapella)
139
Music
Nabakyala (Acapella) was released on June 8, 2026 by Deal Done as a part of the album Nabakyala - Single
album cover
Release DateJune 8, 2026
LabelDeal Done
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM187

Credits

PERFORMING ARTISTS
Dokta Brain
Dokta Brain
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Nkwanga Geoffery
Nkwanga Geoffery
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
E-Know Kiz
E-Know Kiz
Producer
Herbert Skillz
Herbert Skillz
Mastering Engineer

Lyrics

Now which bway coulda make a hit beat like this
Yaw Eknow, turn up turn up
Ogamba otya nti oyagala nnyo omukazi
Naye ate nga omudibaga
Mwalabira obulungi endabirwamu ojimenye
Tukyevuma ekikuwaga
Lunaku lwewagamba nti omutima gwe ogumenya
Wagufuula mundu mmenye
Ggwe ne munsobi yo n’omukaka yeenenye
Ate n’omugamba omponye
Amaanyi g’omukyala gakola gatya
Gakubya mu nsigo z’omuteresa
Kivenga mu buto nga tubasomesa
Nga mommy oba daddy ogamba daughter muwala wange
Oli Nabakyala wa Mitima
Buno obulamu bukambwe wabusomesa okwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Akutwala okakasa otya nti akwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Kyova olaba oli akwagala nooli akwagala
Ggwe mubiro enyedda tewalinanga kutuuyana
Oli nabakyala wa mitima
N’oyo
Oyo Nabakyala wa mitima
Nooli
Oyo Nabakyala wa mitima
Noono
Oyo Nabakya wa mitima
Naawe
Oli Nabakyala wa mitima
Kinyiga enjuba n’omwezi ekikuluma
Tolaba munsi mwebatuntuza omukazi
N’obwavu gyebusibuka
Kuba obulumi bwayitamu omukazi
Tebuwona bufuuka kiwuka
Kati balenzi tukaabe kayonta ffe twakubawo ensuwa nezibomoka
Kyoba olaba nga essuubi nange lindi mu bato
Eriddako mu bato baabato
Mu kwetegeera mwemuliva okuzuula kitiibwaki kyebaakujjako sister wange
Oli Nabakyala wa Mitima
Buno obulamu bukambwe wabusomesa okwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Akutwala okakasa otya nti akwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Kyova olaba oli akwagala nooli akwagala
Ggwe mubiro enyedda tewalinanga kutuuyana
Oli nabakyala wa mitima
N’oyo
Oyo Nabakyala wa mitima
Nooli
Oyo Nabakyala wa mitima
Noono
Oyo Nabakya wa mitima
Naawe
Oli Nabakyala wa mitima
Kinyiga enjuba n’omwezi ekikuluma
Nebwatakuwa ssente manya essaala emala
emala emala emala
Butuuka era n’ozifuna ng’essaawa ebala
Kuba Nabakyala wa mumtima gwa ssente
Yakwanjula n’owayo ente, Kitegeeza omutima gw’amata ag’ente
Zimba kiraalo osiime nze
Nze akikulaze nti omukazi bannange
Lubiri lwa musajja alinga nze
Bagereesa bagamba wanva mu lubiriizi
Mirimu sijigaya nkola bukozi okukuwa ky’oba onsabye mukazi wange
Oli Nabakyala wa Mitima
Buno obulamu bukambwe wabusomesa okwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Akutwala okakasa otya nti akwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Kyova olaba oli akwagala nooli akwagala
Oli Nabakyala wa mitima
Ggwe mubiro enyedda tewalinanga kutuuyana
Oli nabakyala wa mitima
muwala wo
Oyo Nabakyala wa mitima
sister wo
Oyo Nabakyala wa mitima
Maama wo
Oyo Nabakya wa mitima
now which bway coulda make a sweet beat like this on ohh
Ready gun
It’s lyrical Adam still on the mission y’all know
LMS Deal Done
Happy African Laughter
I’ve been laughing at myself for a while now
Written by: Nkwanga Geoffery
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...