album cover
Embilizi
album cover
00:00
00:05
00:45
01:05
01:20
01:25
01:30
01:35
01:40
02:05
02:10
02:25
00:00
02:36
Past 7 Days
Embilizi was discovered most frequently in the first few seconds of the song during the past week

Music Video

Music Video

Lyrics

Zino ensonga za mutima
Bwe kiba tekukutuka nga ko
Onkube enjinja
Munange gwe nagoba
Omutima gululuma
Gwasigala gumwagala
Kano akakyala akangereza
Keyateka mu simu ye
Kangamba your not reachable
Pressure nenzisala
Luli ku ky\'ewamala
Ng\'oli nolulenzi lw\'olupya
Bwemwali ng\'abayomba
Nenkuma akabaani nemuyita
Omutonzi nga njagala abakyankalanye
Nze nfune wenetondera
Nga omutima gukuba bwe kutu
Ngenda okulaba ababade bayomba
Mwekute mwenyegera
Nze nemanya nti bankuba busu
Nenfuba nfuneyo omulara
Naye tebakutembeya oli wabbula
Mbilizi satu teziwera
Bantwalako olwange olwo\'kuna
Bwentambula naga manage
Teziwera siwera
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Mbilizi satu teziwera
Bantwalako olwange olwo\'kuna
Bwentambula naga manage
Teziwera siwera
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Whose that whose that
Looking in the mirror
Am seeing a loser
Sitting sipping on a sour liquor
Ngezezaako okunonya omulara akukira
Naye oli wabeyi ansimbi zenemye okufuna
Laba eyali omutono
Ebina sure
N\'olususu olwaka okuvuganya enjuba
Nasazisa busungu nattima
Omutu ey\'antuza nga nanzimba munkola
Nandekawo
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Eyali amanyi okufumba nagoba kati ndabye
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Eyali ayina akanyama n\'empewo kati envuga
Mbilizi satu teziwera
Bantwalako olwange olwo\'kuna
Bwentambula naga manage
Teziwera siwera
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Mbilizi satu teziwera
Bantwalako olwange olwo\'kuna
Bwentambula naga manage
Teziwera siwera
Kati mpewuka nga kisawo
Ekya pamba ekisawo
Written by: Ssentongo Ibunbaazi
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...