album cover
Munaana
album cover
Munaana was released on October 22, 2026 by Deal Done as a part of the album Munaana - Single
October 22, 2026
LabelDeal Done
BPM184
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Lyrics

munaana
Yeah
Don’t ask why I’ve been single
Artin koona eno endongo
Nze ebbuba lyennina eringi lyenkana omukwano gwennnina
Ndikola ntya
Lwewasekera bagonza kyandya nnyo kyannumaluma
Nga ssenga w’omutima ye awoza guma
Nsaba nti ejange ojikole totuma
ooooh ayo
Nzijuzanga tompunzikanga
Mpa relief tonvumbikanga
Kimu ekisobola okunjabya
Kyekubita byonna byetwesuubizanga
Ku lulwo nandiyingira amaje
Era musajjawo tobuuza gy’alaze
Eno love yo wajimpa ku bwerere ah naye erina amabanja gempoze
Mu mutwe nfuna amaloboozi
Oli mwana wa baloodi
Singa nali general nga Muhoozi
Singa nkukuumya ba jeshi
Munaana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana
If you know what you with your nana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana
If you know what you do to me
Come on to me
Bw’olabanga ekisanyusa smile to me
Togezanga ogamba goodbye to me
come for me
come for me
Ngenda kukola mchakamchaka e Bombo
Njige nebwebakuba zi target combo
Mwana w’abachwezi sikukuba mugongo
Najja n’ekitiibwa kyo nkutaase ejjoogo
Oh
Ondabe nga aloota obuloosi
Si
Singa nali general nga Muhoozi
Na
Nandikutaddeko ba jeshi bana
N’engattako bana nebabeera
Munaana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana
If you know what you with your nana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana
Firimu ya love ku munaana
Eba PG18
Ebimu ebimyufu obigwana
I shoot my shot I’m a gunner
Gwe kiriza omulala y’abigaana
Ku lulwo neesunze okulwana
Olabye otya
Oh
Ondabe nga aloota obuloosi
Si
Singa nali general nga Muhoozi
Na
Nandikutaddeko ba jeshi bana
N’engattako bana nebabeera
Munaana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana
If you know what you with your nana
Figure yo 8 munaana
Njagala emyaka 80
Tukole love ku munaana

Loading...