Müzik Videosu

A Pass - Nkwagala (Official Music Video)
{artistName} adlı sanatçının {trackName} müzik videosunu izle

Krediler

PERFORMING ARTISTS
A Pass
A Pass
Performer
Bagonza Alexander
Bagonza Alexander
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Bagonza Alexander
Bagonza Alexander
Songwriter

Şarkı sözleri

Simanyi why I love you Kyemanyi I will forever love you Nkuwurira munda mu musayi Womba okumpi mpulira buwoomi Omukwano gwo gunyuma okunyumya Naye lino tondo obudde tebumala Oh baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala Oh baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala Mpisibwa bubi bwoba nga oli weka Mbera sisobola ku gumikiriza tubbe fena Mukwano oli malaika emisana oba night time Si ndabika I don't know why I love you Baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala Ooh baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala Nkuwurira munda mu musayi Womba okumpi mpulira buwomi Omukwano gwo gunyuma okunyumya Naye lino tondo obudde tebumala Oh mukwano oli malaika emisana oba night time Si ndabika I don't know why I love you Baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala Oh baby nze nkwagala Mukwano nze nkwagala Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala So kankuwe omukwano gwo Omukwano gwo Gyangu okime omukwano gwo Omukwano gwo
Writer(s): Bagonza Alexander Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out