Şarkı sözleri

Eyo gye mubeerera mu lockdown Ffe eno tuba mu bend down Gye mubeerera mu curfew (Ric Ricko) Ffe eno tuba mu... oh Mitima gyakaluba Tetulina bitengo, hmm! Bibbaala tukuba Oyo Covid twamuvaako, oh Tetulina bya kola Mpozzi okufunya emigongo, eh! Twali twapipira Naye kati twabivaako, hmm! Kati gye mubeerera mu lockdown Ffe eno tuba mu bend down Gye mubeerera mu curfew Ffe eno tuba mu... So kati deeJay Musajja tumbiza sound, heh! Ffe katunyumirwe The police is not around, eh! Mwana deejay Naawe tumbiza sound, hehe Kikube okitte Tulina mbega ku ground Mwana aah ah Ssi ka corona Tetujja kwetta twetuge mbu ki? Mbu olwo corona? Nedda boss, Ssebo aah ah Ssi ka corona Tetujja kwetta twetuge mbu ki? Mbu olwo corona? Nuh nuh nuh! Bwe muba mwagala zi sanitizer Tujja kugula sanitizer Tuyingire ne sanitizer, mu kibbala Tukube party, eh! Bwe mubeera mwagala zi face mask Tujja kugula face mask Tuyingile ne face mask, mu kibbala Tukube party, eh! Mutugambe oba mwagala ka distance, eh! Social distance Tujja kukola distance mu kibbaala Ffe tukube party Kati mbadde nteesa nti curfew Keetukwatire mu bbaala mutuggaliremu Bweggwaako ku makya mutuggulire Nze abadde agamba kalantiini Mututeeke ffe mu bbaala Nnaku kkumi na nnya Bwe ziggwaako mutuggulire Because... Eyo gye mubeerera mu lockdown Ffe eno tuba mu bend down Gye mubeerera mu curfew Ffe eno tuba mu... So kati deeJay Musajja tumbiza sound, heh! Ffe katunyumirwe The police is not around, eh! Mwana deejay Naawe tumbiza sound, hehe Kikube okitte Tulina mbega ku ground Mwana aah ah Ssi ka corona Tetujja kwetta twetuge mbu ki? Mbu olwo corona? Nedda boss, Ssebo aah ah Ssi ka corona Tetujja kwetta twetuge mbu ki? Mbu olwo corona? Nuh nuh nuh! Bannange aah aah Aah aah,aah aah Nuh nuh nuh nuh Le le le le le le
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out