Şarkı sözleri

Oh my God it's Jafor again Dax Vibez Wasukka kw'ebyo bye nalootanga I got a wife and a best friend And ever since you came girl You changed my world Hehe Well hear me now Wulira gukuba omutima gukuba Eno love bank zajjula dda Omwenge n'amasada bikuba Naye engeri gye wankuba Agawalaayi sirabanga Nze nkwagala butondo bwa nkuba Buno bujjuzi ppipa aaah Amalusu go gawonya erinnyo erinnuma Kiss tokoma kuba mwa, mwa Amalusu go gawonya erinnyo erinnuma Kiss tokoma kuba mwa mwa mwa Olwaleero nzija eyo nkukima Mukwano nkukima, mukwano nkukima Am going to mi lover singa mmulaba Mukwano nkukima, mukwano nkukima Mr. driver man yongeza gear Mukwano nkukima, mukwano nkukima I wanna hold my baby singa mmulaba (Am gonna hold my babe singa mmulaba) Kati nno sembera dear Olwo nkubeere ku near Nze njagala nkuwe omukwano onkwatibwe ekisa Kampala bw'etutama Nga nkuteeka mu nkata Tugende eyo ffe twewale abayaaye I say you and I alone We ah switch off the phone Girl we let everybody stop calling deh Mi lover you roll up this spliff And light it for me Girl you give it to me nice awo Olwo eddoboozi lye nina lino nze ka nkuyimbire Amaanyi ge nina amatono ka nkukolere Kasente ke nfunye akatono Nze ka nkuweereze abisaana, lemme know I say obulungi bwo N'enneeyisa yo Bano abebbyula face yo gye bakoppako Mu mumiro mpulira omuliro eeh Olwaleero nzija eyo nkukima Mukwano nkukima, mukwano nkukima Am going to mi lover singa mmulaba Mukwano nkukima, mukwano nkukima Mr. driver man yongeza gear Mukwano nkukima, mukwano nkukima I wanna hold my baby singa mmulaba (Am gonna hold my babe singa mulaba Gwe wasukka kw'ebyo bye nalootanga I got a wife and a best friend And ever since you came girl You changed my world, yeah Nze eyali yakogga nagejja Sirina nooma gwe w'oba Baby your romance ewooma Eyo gy'oba ngirojja I say endabika yo N'enneeyisa yo Bano abebbyula face yo gye bakoppako Mu mumiro mpulira omuliro yeah Olwaleero nzija eyo nkukima Mukwano nkukima, mukwano nkukima Am going to mi lover singa mmulaba Mukwano nkukima, mukwano nkukima Mr. driver man yongeza gear Mukwano nkukima, mukwano nkukima I wanna hold my baby singa mmulaba (Am gonna hold my babe singa mmulaba) Oh my God it's Jafor again
Writer(s): Dax Vibez Bugembe Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out