album cover
Banger
11.729
Music
Banger adlı parça albümünün bir parçası olarak John Blaq 1 tarafından 16 Ağustos 2024 tarihinde yayınlandıBanger - Single
album cover
Çıkış Tarihi16 Ağustos 2024
FirmaJohn Blaq 1
Melodiklik
Akustiklik
Valence
Dans Edilebilirlik
Enerji
BPM96

Müzik Videosu

Müzik Videosu

Krediler

PERFORMING ARTISTS
John Blaq
John Blaq
Performer
Suspekt Leizor
Suspekt Leizor
Performer
COMPOSITION & LYRICS
John Kasadha
John Kasadha
Songwriter

Şarkı sözleri

Banger!
Your bwo-bwoy (mad!)
John Blaq bwo-bwo-bwoy
T
African bwoy
Suspekt Leizor
Aya baasi
Onkubya masannyalaze
Munda mu mutima gwange
Oli banger (gwe wekka)
Yeggwe wekka gwe njagala
Munda mu bulamu bwange
Oli banger (gwe wekka)
Ababadde beetegaatega eno
Mbakubye ppaka ku mutwe
Mbakubye banger (gwe wekka)
Kano akayimba njagala kanyumire ex wange
Nkukubye banger (banger)
Eh yo mummy nakudata
Okuva lwe nakufuna life yafuuka better
Nkwata mu kiwato nkuvugireko ku scooter
Manya tuli ba kabi tuli ba top shutter
Top shutter, ku gwe kweŋŋumidde
Mukwano gunfuludde
Njoya gwe buli kadde
Mbeererangawo mu budde
Ompunyira nga bimuli
Ssikuta mu kikiri
Kati ndaga ku mubiri
Tugendeko mu buliri
Mummy, I don’t wanna lie
For your body ah go die (bwo-bwo-bwoy)
Nkutuume linnya ki erisinga my sweet pie? (bwo-bwoy)
Daddy wo mugambe ŋŋenda kyala mu July
Ndi wuwo mikono mpanise mu sky (aya baasi)
Onkubya masannyalaze
Munda mu mutima gwange
Oli banger (gwe wekka)
Yeggwe wekka gwe njagala
Munda mu bulamu bwange
Oli banger (gwe wekka)
Ababadde beetegaatega eno
Mbakubye ppaka ku mutwe
Mbakubye banger (gwe wekka)
Kano akayimba njagala kanyumire ex wange
Nkukubye banger (banger)
Hmmm oli banger, oli banger
Olina akabina booty big vroom vroom
Hmmm check your bum bum
Check your bum bum
Nails zo girl zimenya amagumba
Hmmm oli banger, oli banger
Olina akabina booty big vroom vroom
Hmmm check your bum bum
Check your bum bum
Nails zo girl zimenya amagumba
Ah mi no wanna know
Oba boogera biki nemeddeko
Show me what you got
Show me baby lagako
Leka ne nsembera wamma baby nkukwateko
Tonkuba picha, tonkuba picha
Onkubya masannyalaze
Munda mu mutima gwange
Oli banger (gwe wekka)
Yeggwe wekka gwe njagala
Munda mu bulamu bwange
Oli banger (gwe wekka)
Ababadde beetegaatega eno
Mbakubye ppaka ku mutwe
Mbakubye banger (gwe wekka)
Kano akayimba njagala kanyumire ex wange
Nkukubye banger (banger)
Hmmm baby wanta mu mataala (mu mataala)
Waninnyisa amadaala (amadaala)
Nga totya na kuswala (na kuswala)
Baby tukikole neera (neera)
I don’t wanna lie
For your body ah go die
Nkutuume linnya ki erisinga my sweet pie?
Daddy wo mugambe ŋŋenda kyala mu July
Ndi wuwo mikono mpanise mu sky
Ah mi no wanna know
Oba boogera biki nemeddeko
Show me what you got
Show me baby lagako
Leka ne nsembera wamma baby nkukwateko
Tonkuba picha, tonkuba picha
Onkubya masannyalaze
Munda mu mutima gwange
Oli banger (gwe wekka)
Yeggwe wekka gwe njagala
Munda mu bulamu bwange
Oli banger (gwe wekka)
Ababadde beetegaatega eno
Mbakubye ppaka ku mutwe
Mbakubye banger (gwe wekka)
Kano akayimba njagala kanyumire ex wange
Nkukubye banger (banger)
Mad!
Banger!
Written by: John Kasadha
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...