album cover
Endongo
album cover
Endongo adlı parça {albumName} albümünün bir parçası olarak Ricardo Omuto tarafından 1 Ocak 2025 tarihinde yayınlandıThrough It All - EP
1 Ocak 2025
FirmaRicardo Omuto
DilEnglish
BPM
Melodiklik
Akustiklik
Valence
Dans Edilebilirlik
Enerji

Müzik Videosu

Müzik Videosu

Şarkı sözleri

Byetuzina tebatutumye, tuzinawo kufiira ku ndoongo
Bassline nga yanyumye, entuulira ddala ppaka mu bwongo
Eeh eh music gwandimu nga ndi muto ddala
Ku speech day nga neetaala ah
Obwo bu kadanke tebwansubwa ddala
Nga mbunoonya ku buli kasomero
Nga olwo tuzina ppaka nkya, tetudda kka
Taata naatunoonya nge’no twetala
Olwo emboko nevuga kumakya, batubuuza wa gyetwasuuze
Olw’eggulo nga tuddayo
Endongo yali terekeka
Toligindesa,palalaalalalalalaalalalala
No! Njagala okufa,palalaalalalalalaalalalala
Nyenya ku folooma ah
Bw’ogijjako nze nkuba engalo njagala ah
Endongo endongo ewooma
Nga twasiba bikaali era baatuluma
Twalemerako tetwazikiza
Abalina obukyaayi era baakolima
Akadongo tekazikiza
Zam Zam yajifunamu olubuto
Musuuza yajifunamu ekikopo
Rema yajifuanmu omusawo
Kabako ya yajikolamu emikolo
Bangi bagyeevuma ate bangi beyambye
Buuza ku bobi akubuulire ebyo byasanze
Ngisanyukiramu oluusi enkaabya
Ate nenfunamu nsasule amabanja
Music is a blessing
Neebaza mukama for a blessing
My funs are a blessing
I thank fi di jah for the blessing yeah!
Toligindesa,palalaalalalalalaalalalala
No! Njagala okufa,palalaalalalalalaalalalala
Nyenya ku folooma ah
Bw’ogijjako nze nkuba engalo njagala ah
Endongo endongo ewooma
Zam Zam yajifunamu olubuto
Musuuza yajifunamu ekikopo
Rema yajifuanmu omusawo
Kabako ya yajikolamu emikolo yeah!
Written by: Richard Kibaale
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...