歌词

(Sabula!) Ah baby where are you? TNS!Baby where are you? (Baur) Baur! Ah baby where are you? Tomanyi, gwe bulijjo by'empita mu Buli bwendowooza gwe mpubamu Tonyumya, ebyo byona by'obaddeko Kolabise ko boyyi sikuta Kati sibuula byona by'obaddeko Yaniriza omukwano omupya gwenina Sangula amanya g'oswiitiza Elyange limu lyoka ly'oboyita Nze nalina omukwano ogugwo era mubujjuvu Ne nguma n'enkulinda ogutikule Ssapapa bwe nalaba abakwefasa Ne nguma n'enkulinda ogutikule (what!) Ah baby where are you? Tondeka mu maziga, yiyiza w'ondabira gwe nigga Byendabye mbirabye Obadde obuliddewa okunnumya Bulijjo obuliddewa nga nkulinda (Ninda linda lindaa) Nzena n'embuguma munda (Nga nze ndi eno ninda) Ebipenzi n'ebintuga nga nfa (Ninda linda linda) Wabula emboko z'ambabula nzena, baby (Nga nze ndi eno ninda) Sometimes I wonder ki nkufiraako Nga n'abantabbira muli kimu! Ne bakabaka b'amawanga ba bakusimbako Ngenda nawe omutufu Sidda mabegga, gwonanywa olega Please leave the guy, alabika andoga Lwaki mubeerako nga muketta! Ng'ate y'ewange twateesa! Tugende tutandike ekikulese Ba neighbour batandike okugeya ate Leka nsuleko bambi, mu kifuba kyo Webaale kugya yingirawo Bulijjo obuliddewa nga nkulinda (Ninda linda lindaa) Nzena n'embuguma munda (Nga nze ndi eno ninda) Ebipenzi n'ebintuga nga nfa (Ninda linda linda) Wabula emboko z'ambabula nzena, baby (Nga nze ndi eno ninda) Nga lwaki oninza, ye lwaki onimba? Abateesi nga bantenda Nze ne mbipiinga nga ton-calling-a Mbwenu baby natiina Nkulinze n'omukwanogwo ngulina Mu lubuto ne ba kid-bo mbalina Akayimba nkuyimbidde baby gyira Omukwano omungi guli eno kima Ekindeteera okugoba abasigadde Bazunga b'akyetala, tebatudde Jangu leta eno Oli waddala osanira ettendo Size yange eno (unh!) Abanvuganya bambi munveeko Bulijjo obuliddewa nga nkulinda (Ninda linda linda) Nzena n'embuguma munda (Nga nze ndi eno ninda) Ebipenzi n'ebintuga nga nfa (Ninda linda linda) Wabula emboko z'ambabula nzena, baby (Nga nze ndi eno ninda) (Ninda linda linda) (Nga nze ndi eno ninda)
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out