音乐视频

音乐视频

制作

作曲和作词
Solome Basuuta
Solome Basuuta
词曲作者
St. Nelly-sade
St. Nelly-sade
词曲作者
Racheal Mutabingwa
Racheal Mutabingwa
词曲作者

歌词

Twatondebwa mukifaananyi kye
Tetulina kuvumaganya kifaananyi kye
Ebikolwa byaffe, emyoyo gyaffe
Biyina kuzimbibwa ku musingi gwa mukwano (oooooh)
Ssi factory, wabula kwagalana
Yagaliza ofune, yagala oyagalwe (Love come lead the way)
Face gyambaze akamwenyo (Lead the way)
Kakkana, leka omukwano, gufuge... (eya..aaa)
 
I look around me
I see the hate
I see the blood shed
On out screens
 
People fighting
Forgetting that, underneath
We are the same
 
Aren't we tired of the darkness (Kituffu)
And the tears in the streets
Cause we all bleed the same
When the pain steals our Joy
 
Love is Patient, Love is Kind
Love is never seeking bad
Love Life, Love is Light
Eya..aaa (Kitaangala)
 
Love is Power, Love is Truth (Ggemanyi)
Love is Hope to this world (Wuliriza)
Love is Life, Love is Light (Yes)
Love Lead the Way
Love Lead the Way
Love Lead the Way
Eya...aaa
 
Love Lead the Way
Love Lead the Way (Omukwano gufugge)
Love Lead the Way (Walai)
Eya...aaa
Bwenzijukira gyenvudde nebyendabyeko
Bangi byalema ate abamu bakyagezaako
Abajjula nga tenajja bbo nebogelwako
Abaalemerako, tusanye tuwandiikibweko
Kulembezanga kwagala jamu ettima mundaayo
Lwaki otulugunya omwana oyo atava mundaayo
Bazadde omwana omweganye mbunno yali nsobi
Tuula wansi zuukuka Ssebo eyo okola nsobi
Bulaadi, tolwana na mukyala omwana alaba
 
Ekifaananyi ky'olaga omuto osaana kalabba (Oooooo)
Ovaawo oli sober bwonywamu nodda n'okuba
Remember, mukaseela kali nga omuwaana
Emitima ejimu kati nsigo ez'obukyayi (Bukyayi)
Ggwe aloga munno, mpalaniraako buba bukyayi (Bukyayi)
Leka omukwano gufuge munsi awatali bukyayi (Bukyayi)
Nga bwondaba ompita Nelly, jangu nkuwe ku ka chai... (Aka chai)
Tunywemu, haha!!
 
Love is Patient, Love is Kind
Love is never seeking bad
Love Life, Love is Light
Eya..aaa
 
Love is Power, Love is Truth
Love is Hope to this world
Love is Life, Love is Light
 
Love Lead the Way
(Lekka 'Omukwano gukulembere)
Love Lead the Way
Love Lead the Way
Eya....aaa
 
Love Lead the Way
(Lekka 'Omukwano gukulembere)
Love Lead the Way
Love Lead the Way
Eya....aaa
 
You're my brother, you're my Sister
(Tuli baluganda)
Ffena tubeere wamu
Twelwanirire
(wuliriza Solome)
Let Love be the flag (Gulinga bendera)
Let Love be the drug (Nga gulinga 'eddagala)
Let Love burn like fire (Nga gutwokya kyekimu)
Love Lead the Way
Love Lead the Way
(Lekka 'Omukwano gukulembere)
Love Lead the Way
Eya....aaa
 
Love Lead the Way
(Lekka 'Omukwano gukulembere)
Love Lead the Way
Love Lead the Way
(Lekka 'Omukwano gukulembere, kuva 'ebuvanjubwa, oba 'ebuvanjubwa)
Eya....aaa
 
Love Lead the way
(Nze nawa nnoli)
Lead the way
(Omutto Nomukulu)
Eya..aaaa
(Omukyala Nomwami)
Lead the way!
(Ffena tusekimmu
Nga 'enkuyege)
Written by: Racheal Mutabingwa, Solome Basuuta, St. Nelly-sade
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...