歌词

Guwooma okusinga sweet (yeah eh eh) Nga Eddie Dee nyiga ku switch Ron D' Don, Pallaso (hmmm) Bafana (don't know) Disco Music Empire Pallaso Gukuba emizimu ne gidduka (eeh) Guleeta n'abato okudduka ewaka (eeh) Ab'ebitiibwa gubazza ku makya (eeh) Bukya tomanyi anti binyuma kufa Olw'eggulo lutuuka engoye nga tukuba Engatto ne tunyweza ekibuga kinyuma Ne tunyiga ebyana eby'okunywa ne tutumya Ne tudigida ppaka emmambya lw'esala Both Omubali mpeke mpeke mpeke Mpeke mpeke owona Turn up di vibe, turn up di vibe Omuziki mpeke mpeke mpeke Ddagala lya mutima Girl move your body, Girl move your body Omubali mpeke mpeke mpeke Ozina owona Turn up di vibe, turn up di vibe Guno omubali mpeke mpeke mpeke Ddagala lya mu mutima Girl move your body, Girl move your body Both Kuma kuma omuliro gwake (eh) Oba tukeesa tukeese (eh) Dj kuba ekidongo tuzine (eh) Abalinamu tujooge (eh) Buno obulamu bunyuma okutte eri (eh) Ng'ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli (eh) Leero tuli bagunywa tabula enkangaali (eh) Omwana wabandi muwe enkoko Enkya anampa biri Both Oh what a blessing! Your body look amazing Kuba kuba kuba the feelings am getting You certify me am busy meditating We gonna turn up there's no regulating Ne bawoza mbu maanyi ga kivubuka Poliisi n'etugaana ne tuzunga lwa mpaka Gukuba ng'ebikompola ebibwatuka Nebwetuba twebase ne gutuzuukusa Tunyumirwa abateesi ne babutuka Twevuga sipiidi ogamba tuli bidduka Ne batugobayo naye tetupowa Singa kisoboka ne tubirya ne tukkuta Aah, buzibye kati nyiga akade Ab'ebiwato ebigonda bo basanjagwe Brrrr, ab'ebizibu ssi ba da da de Leero lwa ssanyu ssi lwa nnaku ng'olwa yesterday Mi dem, sweet dem Piririri mi running Mwendi Bafana mi run the show digit mi cellphone Bi bi Bafana storm dem style mi get di dial Wanna listen to me vibing di gunter went blind Kano ka collabo ka ddala kakuba mu byenda Tingisha baby nnyabo onkubye ombunya mu nsonda Kanyeenye bwe kanaagwa ku kitiiyo onaakalonda Big two style Ziggy Dee style Bafana di dial Both Kuma kuma omuliro gwake (eh) Oba tukeesa tukeese (eh) Dj kuba ekidongo tuzine (eh) Abalinamu tujooge (eh) Buno obulamu bunyuma okutte eri (eh) Ng'ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli (eh) Leero tuli bagunywa tabula enkangaali (eh) Omwana wabandi muwe enkoko Enkya anampa biri Kyenda mu mwenda Yalika!
Writer(s): Pius Lizard Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out