歌词

Nessim Pan Production (eh) Sebbo omuwooza w'akatale Nkyakubanja n'ebisale Ofaki okweyita omutume gwe buli omu omufukire omulabe (sha) Oyagala kuyomba, kuyomba, ebibyo byakuyomba sebbo Oyagala kulwana obula nakulwana nakatonda sebbo (hey yeah) Gwe ofaki, ofaki alipira eggaali Gwe ofaki, ofaki atava kubaana babandi Gwe! Vva kubaana babandi Kirikusula muggaali Abo abaana babandi, baveko nabo balinamu amanyi (hey yeah) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Olisika omuguwa (zakayo) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Olisika omuguwa (zakayo) Omululu, omululu, omululu Omululu ogwo ogwobukulu Ogwo ogutuyisa abasiru, eh Kankole okube, neme okubera nga abo Asaba ekiido, nadayo era uncle Kankole okube, neme okubera nga abo Asaba ekiido, nadayo era uncle Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Olisika omuguwa (zakayo) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Ooh olisika omuguwa (zakayo) Zakayo omuwooza wakatale e-eh (owakatale) Lwaki wefuzze akatale? (owakatale) Buli kintu okola nga bwosanze (owakatale) Bangamba wawasa kulwe Mbale (owakatale) Zakayo omuwooza wakatale (owakatale) Lwaki wefuzze akatale? (owakatale) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Olisika omuguwa (zakayo) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Ooh olisika omuguwa (zakayo) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka (zakayo) Olisika omuguwa (zakayo) Wewale empalana (zakayo) Bino byansi byakuleka (zakayo) Bus bwekuleka
Writer(s): King Saha, Mansour Ssemanda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out