音乐视频

精选于

制作

出演艺人
Dax Vibez
Dax Vibez
表演者
Bomba made my beat
Bomba made my beat
表演者
作曲和作词
Dax Vibez
Dax Vibez
词曲作者
制作和工程
Bomba made my beat
Bomba made my beat
制作人

歌词

Bomba made my beat Ah la di di di di Hey yo Bomba Obubadi bulijjo mbunoonya Nzize nga nnoonya Kyaddaaki twesanze Njagala nga yenze agusunda Era nga ndoota Mu birowoozo soosa nze, ayi Nagendako ne ku internet nembuuza Nfuna ntya omwagalwa oli? Nkwagala ku front seat nga gwe agamba Ah go give you everything nkuwe n'ennyanja Mukwano beera nange nz'ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting My babe kimanye nti Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Kankwetuggeko Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Yeee gwe When you hold me so tight Girl you raising mi temperature ah You're my Cinderella give me Boom Party Nvuga speed jinja mu butida ah Ozannya bya sci-fi Nguno omukwano mungi Tegubarika gukila bulo Mu birooto owoomesa tulo nz'ani! Kino kirabwa n'omuto ah Gwe buli lw'onjagala Mbeera wa body nnyanja Mukwano beera nange nz'ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting My babe kimanye nti Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Kankwetuggeko Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Kankwetuggeko Buli bw'otambula You're kill all the man dem dem Oli cake abalala mimondende Nina gye ndaba njagala tugende Oyo ex akunyumiza bikadde Kankuwonye abakucunga ah Tebalina kye batugamba eh Kankugulire akazinga ah Nkuteereko akayumba babe Mukwano beera nange nz'ayina plan Zonna, ezikuzimba Alotta cute girls girl you me wanting (oooh) My babe kimanye nti Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Kankwetuggeko Yonna gyoliba nze gye naagenda Kankwetuggeko Kyonna kyoyogera kye naasemba Kankwetuggeko Obubadi bulijjo mbunoonya Nzize nga nnoonya Kankwetuggeko Njagala nga yenze agusunda Era nga ndoota Yeah yeah
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out