歌词

Hmmm Oooh Omukwano gwo nze ye zaabbu Ensi eno gwengifunyeemu Mu baagazi abangi bonna Maama gwe namba emu Mpawamuka oluusi mu ttumbi o nyabo nga nerowooza kyendikuwa maama Nebwenditambula ntya mu nsi eno nkikakasa teriba akusinga Maama Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Ku kasusu akalungi ne langi Maama gwe wanjawulizaako Sandibadde kino kyendi Maama gwe wanfaako Njakufuba nkole nnyo Ku sente eziwera Nkuwe nga buli ky'oliyoya Maama Buli ky'olisaba nga ndeeta nkukakasa toojulenga nakamu Maama Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Wankuza wanjola wandabirira tewansula N'ojula n'olumwa teweebakanga bwe nalwala nga Nebyennakusobyanga bingi nnyo nali munyomi nakutenguwanga Emikono gyange nga jonoonye wantereeza tewakoowanga Maama Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba Saagala nkusiibule mummy Ntya nnyo okukulekawo dear Kinnuma okukikugamba kale nti Maama wange weeraba
Writer(s): Mariam Nandase Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out