制作

出演艺人
Joy Tabula
Joy Tabula
表演者
作曲和作词
Joy Tabula
Joy Tabula
词曲作者

歌词

Onsuza ntunula, otusuza mungato
Emitwe gisukunda, ebiwato bigondelela
Onsuza ntunula, otusuza mungato
Emitwe gisukunda, ebiwato bigondelela
Neleero tugumye, otusuze mungato
Abanji batuyita basezi
Ne jajja yagumye okusula mungato
Kubanga bamuyita musezi
(Ekiba kibe)
Njakuba ntunula
Nja-njakuba mungato
Omutwe gusukunda, ekiwato kigondelela
Onsuza ntunula, anti onsuza mungato
Omutwe gusukunda, abaana, ekiwato kigondelela
Onsuza ntunula, otusuza mungato
Emitwe gisukunda, ebiwato bigondelela
Onsuza ntunula, anti onsuza mungato
Emitwe gisukunda, abaana ekiwato kigondelela
Neleero tugumye, otusuze mungato
Obanga batuyita basezi
Ne jajja yagumye okusula mungato
Obanga bamuyita musezi
(Ekiba kibe)
Njakuba ntunula
Nja-njakuba mungato
Omutwe gusukunda, ekiwato kigondelela
Onsuza ntunula, anti onsuza mungato
Omutwe gusukunda, abaana, ekiwato kigondelela
Obudde buzibye katusule mungato
Kubanga nobulamu butono
Neleero nagumye okusula mundongo
Ndabe kubabulawuzi ensale
Bajje tuzine
Ffe tuzina kimbewo, abalala bazina dombolo
Bahausigalo bazina obangayina
Ffe tusula mungato abala basula mundongo
Abakyala abamaaka gabwe, babuuza obangayina
Kampala yanyumye luno kubanga munguddo, osanga basikaati ensale
Kampala yatabye luno abasajja bonabona
Empale basibila mubifuba
Nze leero tondeka nga mugenda mundongo
Ndabe kubapoliisi abakiivu
Neleero tondeka nga tugenda mundongo
Ndabe kubasapatu enjulifu
Nze leero tondeka luno tugenda mundongo
Ndabe kubusikati obusale
Boona gyebali
Bazina kimbewo, abalala bazina dombolo
Bahausigalo bazina obangayina
Basunza ntunula ngambye nsula mungato
Omutwe gusukunda, eno ekiwato kigondelela
Nze nsula ntunula, baaba nsula mungato
Omutwe gusukunda, gamaggulu gasubbagala
Onsuza ntunula, mwatu onsuza mungato
Omutwe gusukunda eno ekiwato kigondelela
Neera atunula anti asula mungato
Omutwe gusukunda, abaana ekiwato kigondelela
Eeh
Oh
Otusuza mungato
Written by: Joy Tabula
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...