歌词
Bulamu bwange si bwanyombo bambi tekikuluma
Vibu zange sizantondo just binkuba
Land lord akaaye this week siluwona
But regardless we move kubanga
Obulamu bwakuleka
Boss nyumilwa z’okola, nyumilwa, nyumilwa z’okola
Boss nyumilwa z’okola, ebizibu bileke nga ekka

Bulamu bunyuma, tolina kyo’ngamba
Twakelera kuzikola, nga batuzoleya
Benz tuvuga, kibaala gyonsanga
Tugoba bi stress teli na’mpalana
Makyupa gayita, nawe tonswaza
Bakusaba fasi ki ekikulwanya
Manager put it down, tunywe tebanyumiza
Coz you know I just wanna parteeee
Boss nyumilwa z’okola, nyumilwa, nyumilwa z’okola
Boss nyumilwa z’okola, ebizibu bileke nga ekka
Boss nyumilwa z’okola, nyumilwa, nyumilwa z’okola
Boss nyumilwa z’okola, ebizibu bileke nga ekka
Lwalero, saagala annonya, abamanja sikyasasula
Lero, n’esimu ngileka, munansanga nkuba nguliko
Ehh eh Nkuba nguliko, munansanga nkuba nguliko

Jayo eno ebiboozi ebya soda
Boss nyumilwa z’okola, nyumilwa, nyumilwa z’okola
Boss nyumilwa z’okola, ebizibu bileke nga ekka
Boss nyumilwa z’okola, nyumilwa, nyumilwa z’okola
Boss nyumilwa z’okola, ebizibu bileke nga ekka
Written by: Adore