音乐视频
音乐视频
制作
出演艺人
Ancient Astronauts
表演者
作曲和作词
Ingo Moell
作曲
Emmanuel Senyonjo
词曲作者
制作和工程
Ancient Astronauts
制作人
歌词
Eyasinga esingo ssenga, singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Eyakyika esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Eyasinga esingo ssenga ,singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo ssinga singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Buli omu wano amasappe gamukolera
So olina okugakolelera luganda
Wetegeke balikubuuza wakolakyi, kale abalinawo kyebakola muwanike emikono
Wotya nkayinike olemelerwa bingi, chap chap gwekola bingii balumwe emitima
Singa ssenga lwadda Ddumba lwada
Bagambe eno muki michigan mbatuta emitiima
Bakologa mubyabwe bakutamye byokola
Esanyu nennaku ndiraba nga ssomo
Busoboozi butono obwo bwetulina okwejawo
Tokuba tota oyo mugandawo, Ate ankola ebibi mukole ntya oyo mwanyoko
Bulikimu kyolaba kyilina enteka yakyo, ntekateka nobuwangwa bwakyo
Bulamu kalimi kano tekakoma kubala
Eyasinga esingo ssenga, singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Eyakyika esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Eyasinga esingo ssenga ,singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo ssinga singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Amazina go kyekitibwakyo gwe linya mpola tolinya mumuliro
Ojakubiyiga gwe gumilira bingi
Tolinda kwekwasa bangi mubingi
Olindilira kubiri ebyedda kiriba edda ,bino bimala bikyuka byaddala
kaliba kendo ewaffe kaba kadala, bingi tutomera tebiba byadala
Mubulikyokola kikolere ddala, Bakira nabbo bakimanyi sibya ddala
Kigabire budhallah nakigabira matiya
Gwe ani atakimanyi nti obukodo kibbi
Nawe tokimanyi nti omululu kibbi
Abo nabbo bakimanyi bawulira bbi
Tubasaba mwetereze simumutiima mubbi eno
Kiri bubi eno tuli mubitendo eno
Hip to the HipHop for to dey ma people
Asta ravista ratatara
Hip to the HipHop for to dey ma people leka tubasabire muvve mbutara
Eyasinga esingo ssenga, singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Eyakyika esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Eyasinga esingo ssenga ,singa ssenga yeyasinga esingo singa(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa matyansi yeyakyika esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo singa singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Yeyalumba esingo ssinga singa senga yeyasinga esingo yekka(ssinga)
Hip to the HipHop for to dey ma people
Asta ravista ratatara
Hip to the HipHop for to dey ma people leka tubasabire muvve mbutara
Written by: Emmanuel Senyonjo, Ingo Moell