制作

出演艺人
Pallaso
Pallaso
表演者
Jowy Landa
Jowy Landa
表演者
作曲和作词
Pallaso
Pallaso
词曲作者
joan namugerwa
joan namugerwa
词曲作者
制作和工程
Bass Boi
Bass Boi
制作人

歌词

Baibe
Pallaso
Baibe
Jowy Landa
Another banger
Twatadikila mu coupling
Ku somero nga prep tuzibuka
Ela okuva olwo omutima nogutwala Bwena kwagala sada mabega
Twili bato fena nga tulowoza
Bwoyagala omuntu biba bya lubeleela Nga nebwe ku beera kwemalila
nga tumanyi nti tusobola okwemalila
Twali ba younga nga tetufayo
Nga no'muzibe akilaba
Nebogela ebigambo
Mbu geda kulya Male nziluke
Mwe abakazi abalungi
mwe musinga okutulumya
Olumala okumutamila
nomuwa omutima Naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
mwe musinga okutulumya
Muno akugamba nti nfa
Ze bwe kuwa omutima toguzanyisa Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Gwali mwaka gwa nkumi bbili
kumi na munana
Police nekutwala
Nze nasigala nakiti nga ndowoza wagenda ela silidamu kukulaba
Ela wafuluma na seenga muyenga
Naye nga muyenga yafuka muyenga
Gwe muntu gwe nazulamu esanyu
Nga no'bugaga tebugula sanyu
Buli kasela nga mpitayo mu gheto
Mpaka bwebangamba wadda mbarara Mukwano nakunonya
Onsula kumutima
Ate nga twakanya amazima
Mukwano nakunonya
Navanga ne entebbe
Nga olusi ntabuuza bigere
Mwe abakazi abalungi
mwe musinga ate okutulumya
Olumala okumutamila
nomuwa omutima Naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
mwe musinga ate okutulumya
Muno akugamba nti nfa
ze bwe kuwa omutima toguzanyisa
Muve mukatemba bwe ku kubila akasimu Notakwata ki ndekawa
Amazima nogakweka
Nongamba bya bulimba
Nga onsubila
mbu onkuuma
Mukwano nakunonya
Onsula kumutima
Ate nga twakanya amazima
Mukwano nakunonya
Navanga ne entebbe
Nga olusi ntabuuza bigere
Mwe abakazi abalungi
mwe musinga ate okutulumya
Olumala okumutamila
nomuwa omutima Naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
mwe musinga ate okutulumya
Muno akugamba nti nfa
ze bwe kuwa omutima toguzanyisa Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Written by: Mayanja Pius Pallaso, joan namugerwa
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...